Agnes Kunihira
Munnabyabufuzi Omunnayuganda
Agnes Kunihira memba wa Palamenti ya Uganda akiikirira abakozi.[1][2] Ali mu kibiina ky'ebyobufuzi ekiri mu buyinza ekya National Resistance Movement.[2]
Ebimukwatako
kyusaYazaalibwa nga 14 July 1966.[2]
Okusoma kwe
kyusaWansi bye bikwatagana ku by'okusoma kwe mu bujjuvu:
Omwaka gweyagifunira | Obuyigiriza | Ekika | Etendekero |
---|---|---|---|
1981 | Ebaluwa ya P.7 | Primary Leaving Examinations | Haibale Primary School |
2004 | Ebaluwa ya S.4 | Uganda Certificate of Education | Modern Secondary School |
2005 | Ebaluwa ya S.6 | Uganda Advanced Certificate of Education | Makerere Adult School |
2007 | Dipulooma mu by'okudukanya | Dipulooma | Uganda Management Institute |
2010 | Diguli mu by'abantu abakulu n'eby'enjigiriza eby'etolodde | Diguli | Makerere University |
2014 | Satifikeeti mu pulogulaamu z'ekitonde ekikazi eby'ebiseera by'omumaaso. | Satifikeeti | Federation of Uganda Employers |
2014 | Satifikeeti mu by'okuwa amagezi ku by'enkulakulanya by'okukiiko bw'ebitongole | Satifikeeti | College of Insurance, Kenya |
2015 | Dipulooma mu by'okuteekateeka pulojekiti n'okuzidukanya | Postgraduate Diploma | Uganda Management Institute |
Eby'emirimu
kyusaBino byebimukwatako:[2]
Ekifo ky'omulimu gwe | Ekitongole kye | Ebanga ly'amazi ng'akola |
---|---|---|
Omukwanaganya w'abantu babulijjo | Rift Valley Railways (U) Ltd | 2011-2016 |
Akulira | Rift Valley Railways (U) Ltd | 2006-2010 |
Kiyambi | Uganda Railways Corporation | 2001-2006 |
Avunaanyizibwa by'eby'emirimu | Uganda Railways Corporation | 1989-2000 |
Mubaka wa palamenti | Parliament of Uganda | 2016 to date |
Emirimu emirala gy'akoze
kyusaAgnes ayongerako ng'akola mu Palamenti ya Uganda ng'avunaanyizibwa kunsonga z'omu kakiiko k'omubugwanjuba bwa Afrika (Committee on East African Community Affairs).[2]