Akatonnyeze (point) kalaga kifo. Tekalina mpimo (has no dimension), ekitegeeza nti kalina empimo zeero (zero dimension).

Akatonnyeze ke katoffaali akazimba enkula ez'ekibalangulo (mathematical shapes) zonna.