Buno bulwadde obukwata mu kutu era nga businga kujja mu budde bw'ekiro. Nga wakalumbibwa obulwadde buno okubukkakkanya mu nzijanjaba ey'ekinnansi, funa omulandira gw'ejjobyo, n'ekimuli ky'omusambya. Biyise ku muliro, otonnyeze mu kutu okulimu obulwadde buno.