Amina Nababi (Musambi wa Mupiira)
Amina Nababi yazaalibwa mu 1998 oba 1999, erinnya lye aliwandiika nga Aminah Nababi, Munnayuganda azannya omupiira wano mu ggwanga mu mpaka za FUFA Women Super League azannyira ttiimu ya Makerere University WFC ne ku ttiimu y'abakazi ey'weggwanga ng'azannnya nga Muwuwuttanyi.
Ttiimu mw'azannyidde kyusa
Nababi yaakazannyira ttiimu ya Makerere University mu Uganda.[1]
Ku ttiimu y'eggwanga kyusa
Nababi yasamba mu mpaka z'abakyala eza CECAFA Women's Championship mu 2019 ne 2021 COSAFA Women's Championship.
Ggoolo z'eggwanga kyusa
Emipiira ne bwe gyaggwa ku lukalala lwa goolo ezasooka
No. | Ennaku z'omwezi | Ekifo | Abamuvuganya | Bwe gwaggwa | Ebyavaamu | Empaka |
---|---|---|---|---|---|---|
1 | 17 Ogwekkuminogumu 2019 | Ekisaawe kya Chamazi, Mbagala, Tanzania | Djibouti | 1?–0 | 13–0 | 2019 CECAFA Women's Championship |
2 | 25 Ogwekkuminogumu 2019 | Burundi | 1–0 | 2–0 |
Ebijuliziddwa kyusa
- ↑ "Crested Cranes Final Squad To Feature At COSAFA Women's Championship Named".
Ebibanja bya Yintaneeti eby'ebweru kyusa
- Amina Nababi ku mukutu gwa Instagram