Amoit Judith Mary (26 Ogwomukaaga 1976) Munnayuganda, munnabyabufuzi aweereza ng'omubaka omukyala akiikirira Disitulikiti y'e Pallisa ng'akiikirira ekibiina ky'ebyobufuzi ekya National Resistance Movement (NRM) mu Paalamenti ya Uganda ey'omwenda.[1][2][3]

Ebikwata ku bulamu bwe n'ebyafaayo by'emirimu gye kyusa

Bweyatambulamu okugenda mu lusirika lw'ekibiina kya NRM mu ttendekero lya Kyankwanzi-based National Leadership Institute, Judith yagwa ku kabenje akabulako katono okumutwalira obulamu.[4] Yali mmemba ku kakiiko ka NRM caucus akajulira Kyankwanzi okwesimbawo yekka nga bwe bavunaana omukulembeze w'ekibiina okuvvoola n'okuyisa olugaayu mu bya baba balonze.[5] Yali omu ku bakyala ababaga amateeka abaleeta ekirowoozo ky'okukyusaamu mu tteka ly'okutulugunyizibwa mu maka.[6]

Laba na bino kyusa

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya kyusa

Ebijuliziddwamu kyusa