Angela Musiimenta
Munnasayansi omunayuganda
Angela Musiimenta munasaayansi okuva mu Uganda eyawangula engule ya German-African Innovation Incentive Awardeyasooka.[1][2]
Angela Musiimenta
| |
---|---|
Eggwanga | Munayuganda |
Gyeyasomeran | Setendekero ya Mbarara eya sayaansi ne ne Tekinologiya
Yunivasite y'e Leeds Yunivasite y'e Manchester |
Omulimu | Munasayaansi |
Byawereddwa |
|
Okusoma kwe
kyusaMusiimenta yafuna diguli mu bya sayaansi okuva mu sentenkero ly'e Mbarara erya saayaansi ne tekinologiya. Oluvannyuma yafuna diguli ey'okubiri mu saayaansi nemu by'embuliziganya okuva mu yunivasite ya Leeds mu ggwanga lya Bungereza. Musiimenta esaawa zino aalina diguli ey'okusatu mu by'obulamu okuva mu yunivasite y'e Manchester era mu ggwanga lya Bungereza.[3]
- ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)https://www.africanleadershipmagazine.co.uk/dr-angela-musiimenta-of-uganda-wins-150000-euros-award/ - ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20210511143917/https://berlin.mofa.go.ug/data-dnews-107-UGANDAN-DOCTOR-RECEIVES-GERMAN-AWARD-FOR-HER-OUTSTANDING-RESEARCH-ACHIEVEMENTS.html - ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20230321181019/https://fci.must.ac.ug/member/dr-angella-musiimenta/