Angella EmurwonOmulimu: Muwandiisi wa mizannyo

Eggwanga: Munnayuganda

Emizannyo

egyakyaka ennyo: Sunflower Behind A Dirty Fence; The Cow Needs A wife.

Angella Emurwon munnayuganda era muwandiisi wa mizannyo[1].Yawangula ekirabo ky'omuwandiisi w'emizannyo eyasinga mu lungereza ku mutendera gw'olulimi ogw'okubiri ku lw'omuzannyo gwe ogwa Sunflowers Behind A Dirty Fence mu 2012[2][3][4], mu mpaka za International Playwrighting Competitionoz'omulundi ogw'amakumi abiri mu esatu ogwategekebwa BBC World Service ne British Council nga beegase wamu n'bawandiisi ba Commonwealth . Omuzannyo gwe ogwa The Cow Needs A Wife gwakwata kifo kyakusatu mu mpaka za BBC African Performance Playwriting Competition eza 2010.[5]

Ebiwandiiko

kyusa

Emizannyo

kyusa
  • Sunflowers Behind A Dirty Fence mu 2012
  • The Cow Needs A Wife mu 2010

Ebyafaayo ebitono

kyusa

Ebijuliziddwa

kyusa

1.Angella Emurwon . www.wikidata.org yafunibwa nga 30/05/2020.

2.Empaka z'abawandiisi b'emizannyo mu 2012-abawanguzi balangirirwa bbc.co.uk.yakifuna nga 16/06/2014. 3.Awangula ekirabo ky'ensi yonna ekya BBC observer.ug. yakifuna nga 16/06/2014. .4.Katemba afunira Yuganda ekirabo ky'okuwandiika emizannyo e ky'ensi yonna ebyateekebwatekebwa nga 17/072019 ku The Wayback Machine ,theeastafrican.co.ke.yakifuna nga 17/06/2014. 5.Awangula empaka z'okuwandiika emizannyo ebyateekatekebwa nga 17/07/2019 ku The Wayback Machine,monitor.co.ug.yakifuna nga 16/06/2014. 6.