Assan Bajope

Ebimukwatako

Ennaku z'omwezi ze yazaalibwako: nga 14.04.1982(40)

Ensi gye yazaalibwamu: Uganda

Obuwanvu bwe: 1.80 aweza fuuti 5

Ekifo ky'azannya:

Ennama gy'azannya: 8

Tiimu z'ebweru z'azannyidde Omwaka Tiimu

2004-2006 Kampala City Counci FC

2006-2009 Saint-George SA

Tiimu za Uganda z.azannyidde

2003-2008 Uganda


Assani Bajope (yazaalibwa ng'ennaku z'omwezi 14 omwezi ogwokuna mu mwaka gwa1982) muzannyi w'omupiira owa Uganda munnayuganda omusambi w'omupiira ogw'ebigere.

Ebitonotono ebimukwatako nga si by'amaanyi

kyusa

Badjope ng'akola n'gomuwuwuttanyi owa wakati, yazannyiraka mu Kampala City Council FC olwo nno nga tannazzibwa mu kkiraabu ya Ethiopian Premier liigi eya Saint-George mu mwezi gw'omusanvu mu mwaka gwa 2006


Ng'azannya amakkati ng'omuwuwuttanyi , Bajope yazannyira mu tiimu ya Kampala City Council FC olwo nga tannaba kukansibwa kutwalibwa mu kiraabu ya Ethiopian Premier League eya Saint-George SA mu gwomusanvu gw'omwaka 2006.

Ebweru wa Uganda

kyusa

Bajope yaliko mmemba wa tiimu ya Uganda eya Uganda national football team mwe yazannyira okumala emyaka amakumi abiri okuva 2003 okutuuka 2008[1] olwo Uganda n'eweza n'ebikopo ebisukka mu makumi abiri

GGgoola z'ateebedde ebweru wa Uganda.

kyusa
Olukangagaa olulaga olukalala lwa ggoolo a Uganda ze yakulembererako amawanga amalala..
No Ennaku z'omwezi Ekifo Eggwanga lye yateeba Ggoolo ze yateeba Ebyava mu muzannyo Empaka
1. 22 June 2003 Kumasi Sports Stadium, Kumasi, Ghana  Ghana 1–0 1–1 2004 Africa Cup of Nations qualification
2. 11 October 2003 Mandela National Stadium, Kampala, Uganda  Mauritius 1–0 3–0 2006 FIFA World Cup qualification
3. 11 December 2007 National Stadium, Dar es Salaam, Tanzania  Rwanda 2–0 2–0 2007 CECAFA Cup
  1. https://www.national-football-teams.com/player/6912.html