Baba TV
Template:Infobox television channel
Baba TV (Basoga Baino Televizoni) mukutu gwa televizoni ya Uganda ng'abalabi baayo abasinga bali mu ttundutundu ly'eBuvanjuba n'amasekkati g'eGgwanga Uganda. Erina situdiyo z'ayo mu kibuga ky'eJinja ne mu Kampala. Pulogulaamu zaayo eziweereza mu nnimi omuli Olusoga, Oluganda, n'oLungereza.
Ebyafaayo by'ayo
kyusaBaba TV yatandika okulaga mu Gwomunaana 2017 era nga Moses Grace Balyeku y'enannyini yo,[1] eyali omubaka wa Paalamenti ow'oBuggwanjuba bwa Jinja.[2]
Mu 2019, Baba TV yatongozebwa ku kisowaani kya DStv mu Uganda.[3][4][5] Yatongozebwa ku mukutu gwa GOtv, omukutu gwa Digito gw'okka ogutagiteekako mu mwaka gwa 2021.[6][7]
Nga 20 Ogwomusanvu 2020,munnamawulire Basajja Mivule,[8][9] omulungamya wa pulogulaamu ekwata ku by'obufuzi eya Fumitiriza (Reflect) ku Baba TV, yakwatibwa mu situdiyo za Kampala; nga kigambibwa nti yali ayitiridde okulamula n'okuwakanya Pulezidenti Yoweri Museveni.[10] Oluvanyuma Mivule yayimbulwa okuva ku kitebe kya Polisi.[11]
Abaweereza ab'enkizo
kyusaSandra Sanjja
DJ Wicky Wicky
Kungu Adam
Kiyini Saava Mayanja
Sarah Musiime
Samuel Mwesigwa
Ayomi Benedicto
Milka Irene
Baba TV Notable Programs
kyusaGangamuka (Olulaga lwa kumakya)
Fumintiriza
Amakondhe KU 7 (Amawulire ku ssawa musanvu ez'amalya ge ky'amisana)
Ekintabuli
The Bang Show
Amakondhe KU 3 (Amawulire ku ssawa ssatu ez'ekiro)
The Platform
Divas Show
Lukoba KU Lukoba
Al-taubah
Xtra Time Sports
Obulamu N'obugaiga
Wuuno Owaife
Ebijuliziddwamu
kyusa- ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/special-reports/elections/i-ll-create-more-jobs-wireless-for-jinja-balyeku-3254196
- ↑ https://www.skizar.news/baba-tv-is-here-jinja-gets-another-tv-station/
- ↑ https://observer.ug/businessnews/61713-baba-tv-launches-on-dstv-uganda-platform
- ↑ https://africabusinesscommunities.com/news/baba-tv-launched-on-dstv-in-uganda/
- ↑ https://www.secondopinion.co.ug/baba-tv-now-dstv/
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-01-24. Retrieved 2022-11-15.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-08-10. Retrieved 2022-11-15.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-11-15. Retrieved 2022-11-15.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-11-15. Retrieved 2022-11-15.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://www.watchdoguganda.com/news/20200727/97361/police-arrest-journalist-basajja-mivule-at-baba-tv-studios-in-ntinda.html
- ↑ https://smlnews.ug/2020/08/03/basajja-mivule-suspended-from-baba-tv-apologises-for-his-sectarian-utterances/