Bawala ba Maria, Bannabikira bwanda

BAWALA BA MARIA, BANNABIKIRA BWANDA kyusa

EBIBAKWATAKO kyusa

Bawala ba Maria, Bannabikira Bwanda kyekibiina kyenkola enkatooliki ekya banaddiini abakyala abakulembeze, bamemba bakyo abalayiira okwagala Katonda, abasisitta banabwe, ababulazza bonna abaali mubwetaavu mu nsi wona. Kino kyekibiina kyabakyala ekinnansi ekyasookawo okwetoolola mu maserengetta g'eddungu Sahara era kyatandikibwawo nga 3 Omwezi Gwekuminebbiri mu mwaka 1910 mu bukumi bwa Bikira Maria. Kati kisasanidde mu Dioceses 16 mu East Africa, era mu Convent 75 zonna awamu. Kyasookera mu Busumba bwa Masaka, Villamaria, Bwanda.[1]

EKIRUBIRIRWA kyusa

Bannabikira Bwanda babullira enjiiri eri abantu bakatonda bonna mu Uganda. Okusomesa abaana katekisimu, Okusoma abato mu masomero agasookeramu n'agawaggulu, okuweereza n'okulabirira abalwadde mu malwariro, n'okubabuddabudda mu Mwoyo gw'obuzadde bwa Maama Bikiira Maria.

OBUMU kyusa

Okukiriza okubeerawo kwa Katonda mubulamu bwabwe bwonna nga Bikira Maria nyiina Yezu mu mbeera ze zonna, okuleeka Okwagala kwa Katonda mu buwulizze, obukakamu, obumanyirivu mu byembeera ne nkyukanyuka.

OBUVUMU kyusa

Yezu gwetwakiriza, mu ngeri nyingi yee Yezu aba mubwetavu. N'olyeko tube abatukilwako bulujjo eri abaali mu bwetaavu mu bukuggu, mukwano, eri abalwadde, abaana abato naddala abaali mu bulabirizi bwaffe, okukyalira abakadde mu byalo n'okuweeleza mu malwaliro.

OKWELEKEREZA kyusa

Mu kutuukiriza ebitusubirwamu, tuli bulindara era betegeefu okudukirira abaali mu bwetaavu, okumalawo ebizibu byabwe mu ngeri zonna ezisobooka okusinzira kubwetavu bwabwe.

References kyusa

  1. "Archive copy". Archived from the original on 2016-10-01. Retrieved 2016-12-20.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)