Beatrice Akello Akori

Munnabyabufuzi omunnayuganda

Beatrice Akello Akori munabyabufuzi Omunayuganda. Mukyala omubaka mu Paalamenti ya Uganda eyekumineemu okuva mu 2021 okutuuka mu 2026, ng'awereza mu kibiina kya National Resistance Movement ekyebufuzi.[1][2][3]

Beatrice Akello

Emirimu gye

kyusa

Beatrice Akello Akori yeeyali omubaka wa pulezidenti owa Disitulikiti ya Apac. Mu 2020 yeeyali akubiriza ekibiinja ekyali mu Disitulikiti ya Apac ekyali kirwana okulaba nga COVID-19 tasaasaana.[4]

Mu kulonda kwa bonna okwa 2021, yalondebwa ng'omubaka omukyala eyali agenda okukiikirira abakyala aba Disitulikiti ya Agago mu Paalamenti. Yafuna obululu Yafuna obululu 31,450 okuwangula eyalu omubaka wa Agago, Judith Franca Akello eyali mu FDC eyali afunye obululu 26,564.[5][6]

Mu 2022, yaweebwa ekya Minisita omubeezi alondoola Ebyenfuna mu Kabineeti ya Uganda.[7]

Laba ne bino

kyusa

Ewalala w'oyinza okubigya

kyusa

Ebijuliriziddwamu

kyusa