Beverley Nambozo
Beverley Nambozo Nsengiyunva munayuganda omuwandiisi,[1] w'ebitontome,[2] muzannyi wa firimu, mulwanirizi w'eddembe ng'ayita mu kuwandiika, n'okuwandiika ebikwatagana ku bantu. Yeeyatandikawo ekibiina kya Babishai Niwe (BN) Poetry Foundation ekyayitibwa nga ''The Beverley Nambozo Poetry Award ekyali ng'eky'abakyala okuva mu Uganda nga kyatandikibwawo mu mwaka gwa 2008[3] ng'akatuuti n'okulaba ng'okuwandiika ebitontome kugenda mu maaso era kukulakulana.[4] Kikuze era nekibeermu abawandiisi b'ebitontome okuva ku semazinga wa Afrika, ng'era kidukannyizibwa ng'ekigaba engule eri abo ababeera basinze okuwandiika ebitontome buli mwaka.Mu mwaka gwa 2014, engule eno yayongerezebwayo neebuna semazinga yenna, ng'esira eritadde ku basajja n'abakazi. Mu mwaka gwegumu, ekibiina kino kyagenda mu maaso nekifulumya engero ezaali ziwerako nga ziri mu bungi okuva mu bawandiisi mu Afrika abaali bawerako.[5] Era yeeyatandikawo etendekero lya Babishai Niwe Women's Leadership Academy..Nambozo jyeegata ku kakiiko ka ''Crossing Borders Scheme British Council akakisinganibwa mu Uganda mu mwaka gwa 200, wansi w'ekika ky'engero enyiimpi.[6] Yalondebwa ku ky'omwezi gw'omunaana, mu mwaka gwa 2009 ku lw'ekiraba kya 'Arts Press Association (APA) Awards' nga kino ky'ekibiina ekisiima ababeera basinze okwolesa ebintu ebyenjawulo ng'ebifannanyi, ennyimba, okuwandiika obutabo, okuzannya firimu n'ebirala, nga baali bamusiima okubeera nga olw'okubeera nga yali akomezaawo obulamu mu bitontome bya Uganda, oluvannyuma lw'okutandika ''Beverley Nambozo Poetry Award'', engule eyasookera ddala nga yakuweebwa mukyala okuva mu Uganda.[7]
Nambozo yakolerako mu kitongle kya ''Eastern African Sub-Regional Support Institute, ku by'enkulakulana by'omukyala n'okulaba ng'agenda mu maaso (EASSI), mu kakiiko ka Bungereza, nga pulogulaamu eyali nga kuleediyo gyeyaweereza ng'okumala emyaka 2 ku mukutu gwa 104.1 Power FM mu Kampala. Yawerezaako ng'era y'akulira oba nga ye maneja ng'ow'ensonga z'abawuliriza, ng'ayita mukukola okunoonyereza okw'enjawulomu bantu. Nga tanaba kukola ebyo, yaliko omusoma era eyali ayigiriza amazina kusomero lya Rainbow International School mu Kampala. Okuva mu mwaka gwa 1999, abadde mu kibiinja ky'abazinyi b'amazina ekibadde kitegeka ebivulu mu makanisa ne mu bitundu eby'enjawulo. Nambozo abadde yeenyigira mu kakuyege w'okulaba ng'abavubuka mu masomero ga siniya ne yunivasite galwanyisa ekirwadde kya siriimu oba akawuka kamukenenya.[8][9]
Obulamu bwe n'eby'enjigiriza
kyusaNambozo yazaalibwa omwamu Herbert Mugoya n'omukyala Betty Mugoya. Kitaawe yali mukungu, ng'era yali abeera mu ggwanga lya Bungereza okumala emyaka 8 nga Nambozo akyali mwana muto. Yasomera ku Kampala parents school, Gayaza High School ne Makerere College School, nga tanaba kwegata ku setendekero ly'e Makerere gyeyafunira diguli mu byokusomesa n'okuwandiika mu luzungu. Alina ne satifikeeti mu lulimi olufalansa gyeyafunira kutendekero lya Alliance Française de Kampala, ssaako ne diguli ey'okubiri eyawukana mu kuyiiya ng'owandiika gyeyafunira kutendekero lya Lancaster University.[10]
Nambozo yali mwana weyatandikira okwegwanyiza okuwandiika ebitontome. Kitaawe yali musajja muyiiya nnyo, engeri gyeyali omukungu eyali atambuddeko engeedo ezaali ziwerako.Yavunula okulambula kwe okw'ensi ez'enjawulo nga amaka, ekintu ekyamusikiriza. Esomero gyeyagenda nga nalyo lyamukwatira ngako mu kuwandiika kwe, wamu n'okubisoma mubiseera by'enkuungaana z'abayizi bane, mu kibiina, wamu ne mubisulo gyebaali basula. Yatera ng'okuyiiya ebitontome oba ebigambo byebaali boogera nga balinga abafubutuka nga bino yabikolera ng'ebisulo gyebaali basula, oba ebibiina, nga baabifuula nga nebabiteeka mu mpaka z'amazina.[11]
Okuwandiika
kyusaNambozo ya'omu kubali oba memba wa FEMRITE, ng'era ye muwandiisi ''Unjumping'',[12][13] akatabo akajudde ebitontome nga kaafulumizibwa erbacce-press mu mwaka gwa 2010, oluvannyuma lw'okubeera nga yali akutte kifo kyakubiri mu mpaka z'okuwandiika ebitontome eza buli mwaka.Omuzannyo gwe ogwalimu ebintu eby'enjawulo nga gwai guyitibwa ''GA-ad,'' gweyawandiika gwegwatibwamu omuwandiisi w'emizannyo okuva mu Uganda Judith Adong, eyalondebwa ng'omuzannyi w'omwezi mu kifo gyebagizannyira ekya ''New York National Black Theater'' mu mwezi ogw'omunaana, mu mwaka gwa 2013. Olugero lwe olwali luyitibwa "The Best Non-crier ku Purley Avenue", lwafulumizibwa ku mikutu gya postcolonial.org.[14] Yeetaba mu Blogathon.
Engero zze ezaali ennyimpi, ebitontome, ne byeyawandiika ng'eby'enjawulo babifulumizaa mu butabo bw]'enajwulo okuli; ''Drumvoices Review,'' Femrite, Kwani?, Enkare Review, ''Copperfield Review,'' Postcolonial text, Feast, Famine ne Potluck anthology, n'obutabo obulala mu Uganda n'ensi yonna. Ebisinga byazze awandiika kungendo zze z'abaddeko ng'olwomu Mexico, Lamu, Kenya, Misiri, ekuumiro ly'ebisolo erya Lake Mburo National Park, Kingfisher Resort, ekuumiro ly'ebisolo erya Queen Elizabeth National Park, n'ebifo ebirala, bifulumiziddwa mu UGPulse, n'emu mpapula z'amawulire eza New Vision. Mu mwaka gwa 2013, yatekebwa ku lukalala lw'ekirabo kya Poetry Foundation Ghana prize, eky'abazinse banaabwe mukuwandiika ebitontome, [15][16] olw'ekitontome kye kye ekyali kiyitibwa "I Baptise You with My Child's Blood", oba nkubatiza n'omusaayi gw'omwana wange, nebamuteeka nekulukalala oluwanvu olwabaali bavuganya ku ky'engule ya ''Short Story Day Africa prize'' olw'olugero lwe olumpi.[17] Emirimu gye gitereddwa ku butuuti bw'emikutu gya ''Pan-African poetry platform egya Badilisha Poetry Radio.[18] Mu mwaka gwa 2013, yalabikako ku mikutu gya leediyo ya BBC Radio 3 mu pulogulaamu ya ''Cabaret of the Word''.[19] Ekitontome kye ekya "Lake Nalubaale. Lake she Uganda" oba ''Enyanja Nalubaale, enyanja enkazi mu Uganda'' kyalondebwa ng'ekitontome kya Uganda eky'omwaka 2014 mu mizannyo egyetabibwamu amawanga agali mu lubu olumu ne Bungereza.[20]
Obutabo bwe obwafulumizibwa
kyusaEbitontonme ebiwerako
kyusaEbitontome
kyusa- "I baptize you with my child's blood", "Sseebo gwe Wange", "Lamu", in A thousand voices rising: An anthology of contemporary African poetry. BN Poetry Foundation. ISBN <bdi>978-9970-9234-0-3</bdi>.
- "Microwave", "I will never be you", in Reflections: An Anthology of New Work by African women poets. Lynne Rienner Publications. ISBN <bdi>978-1-58826-868-6</bdi>.
- Ha!Ha!Ha!Ha!, in The Butterfly Dance: words and sounds of colour. Femrite Publications. ISBN <bdi>978-9970-700-18-9</bdi>.
- "Unjumping", in Femrite Publications. 2009. ISBN <bdi>978-9970-700-18-9</bdi>.
- "Bujumbura", Wasafiri, 2015
- "I Baptize You with my Child's Blood", shortlisted for Poetry Foundation Ghana 2013 prize and will be published in the anthology, 2014
- "Nyali Beach-Mombasa, Please Boss", in revistamododeusar.blogspot.com, 2014
- "Lake Nalubaale. Lake she Uganda", Uganda poem, commonwealth games 2014
- Ga-AD, hybrid poetry and theatre with Judith Adong, performed during the 45th reading, Black Series, New York City, 2013.
- "At the Graveyard, Nyali Beach-Mombasa", New Black Magazine, 2011
- "Al Qaeda", "Eloped", "High heels" and "Nyali Beach-Mombasa", published in Loamshire Review, a UK magazine, 2010
- "Dance Partner", "In the Restaurant" and "Crocodile Farm in Mombasa", published in Drumvoices Revue, A confluence of Literary, Cultural and Vision Arts, published by Southern Illinois University English Department, 2007
- "Al Qaeda", published in Kwani? 4, an East African literary journal, 2006
Engero ennyimpi
kyusa- "Looking", in Karen Jennings (author).
{{cite book}}
:|author=
has generic name (help); Missing or empty|title=
(help)Feast, Famine and Potluck. Shortstory day Africa. ISBN 9780620588867. - "Miss Nandutu", in Violet Barungi.
{{cite book}}
: Missing or empty|title=
(help)Words from a Granary. Femrite Publications. ISBN 9789970700011. - Kampala Kuyiiya, upcoming US academic journal, 2014
- "The best non-crier on 50 Purley Avenue" in Postcolonial Journal, Vol. 8, no. 1 (2013)
- "A Writer is Never a Prisoner", Femrite, 2004
- "My Winter Life", in Copperfield Review, a U.S, publication, 2003
- "Splash", in a Water Anthology launched in Netherlands 2003
- "Samuka Island", in the Dawn Magazine, 2003
- "Writing From The Heart", New Writer magazine, 2003
- "My Winter Life", published in Copperfield Review, an online UK magazine, 2003
- "Splash", published in Water Stories, by the IRC International Water and Sanitation Centre, 2003
- ↑ https://web.archive.org/web/20141225155825/http://www.courrierdesafriques.net/2014/12/interview-beverley-nambozo-nsengiyunva-i-have-many-africashttps://web.archive.org/web/20141225155825/http://www.courrierdesafriques.net/2014/12/interview-beverley-nambozo-nsengiyunva-i-have-many-africasINTERVIEW-BEVERLEY NAMBOZO NSENGIYUNVA, courrierdesafriques.net Retrieved 25 December 2014
- ↑ http://mildredbarya.com/2011/meet-beverley-nambozo-the-poet/"Meet Beverley Nambozo the poet", mildredbarya.com. Retrieved 15 April 2014.
- ↑ http://afrolit.com/uganda-ignites-in-poetry-passion/1192/l.aspx"Uganda Ignites in Poetry Passion", afrolit.com. Retrieved 15 April 2014.
- ↑ http://mosaicmagazine.org/blog/?p=3597#.VLALGiuUeXtBeverley Nambozo Nsengiyunva: Interview, mosaicmagazine.org Retrieved 9 January 2015
- ↑ http://storymojahayfestival.com/portfolio/beverly-nambozo/Beverly Nambozo storymojahayfestival.com.Retrieved 15 April 2014.
- ↑ http://www.transculturalwriting.com/radiophonics/contents/writers/index.html?p=D5D44D521d71c24BA7UpU28D41C9&rp=falseBeverly Nambozo Project participant in Uganda, transculturalwriting.com. Retrieved 15 April 2014.
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2023-03-23. Retrieved 2023-03-24.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ http://mumpsimus.blogspot.com/2007/01/some-thoughts-on-kwani-litfest-from.htmlSome Thoughts on Kwani? LitFest from Beverley Nambozo, mumpsimus.blogspot.com. Retrieved 15 April 2014.
- ↑ http://chimpreports.com/index.php/entertainment/15132-beverley-poetry-is-a-journey-of-self-expression.html"Beverley: Poetry Is A Journey of Self-Expression" Template:Webarchive, chimpreports.com. Retrieved 15 April 2014
- ↑ http://www.observer.ug/index.php?option=com_content&view=article&id=32759%3A-nambozo-on-how-to-reach-more-readers-in-a-changing-world&catid=53%3Ainterview&Itemid=67Nambozo on how to reach more readers in a changing world observer.ug. Retrieved 15 July 2014.
- ↑ http://www.globalpressjournal.com/africa/uganda/ugandan-poet-preserves-oral-expression-andUgandan Poet Preserves Oral Expression and Promotes Social Change April 16, 2014, globalpressjournal. Retrieved 30 April 2014.
- ↑ http://freduagyeman.blogspot.com/2012/09/42-unjumping-by-beverley-nambozo.html#!/2012/09/42-unjumping-by-beverley-nambozo.htmlUnjumping by Beverley Nambozo Nsengiyunva freduagyeman.blogspot.com. Retrieved 14 April 2014.
- ↑ http://www.erbacce-press.com/#/beverley-nambozo-nsengiyunva/4542604103Beverley-nambozo-nsengiyunva erbacce-press.com. Retrieved 14 April 2014.
- ↑ http://postcolonial.org/index.php/pct/issue/view/42/showTocPostcolonial Vol. 8, No. 1 (2013), Retrieved 22 April 2014.
- ↑ http://www.poetryfoundationghana.org/index.php/en/featured/poetry-news/item/800-shortlist-for-ghana-poetry-prize-2013-releasedShortlist for Ghana Poetry Prize 2013 Released, poetryfoundationghana.org. Retrieved 15 April 2014.
- ↑ http://www.lancaster.ac.uk/fass/faculty/stories/1944/Creative Writing Alumnus Shortlisted for Ghana Poetry Prize Template:Webarchive lancaster.ac.uk. Retrieved 15 April 2014.
- ↑ https://web.archive.org/web/20140714180430/http://shortstorydayafrica.org/the-longlist-feast-famine-and-potluck/The Longlist shortstorydayafrica.org. Retrieved 10 June 2014.
- ↑ http://badilishapoetry.com/artists-profile/302/Beverley Nambozo Nsengiyunva Template:Webarchive badilishapoetry.com. Retrieved 15 April 2014.
- ↑ http://www.bbc.co.uk/programmes/b03c09j5Philip Pullman, Hannah Silva, Beverley Nambozo, Graham Mort, www.bbc.co.uk. Retrieved 15 April 2014.
- ↑ http://www.bbc.co.uk/programmes/p020h4j7Uganda: Beverley Nambozo Nsengiyunva , www.bbc.co.uk. Retrieved 18 June 2014.