Boban Zirintusa
colspan="4" class="infobox-header" style="background-color:
| |||
---|---|---|---|
Amannya gge mu bujuvu |
Boban Zirintusa Bogere | ||
Enaku z'omwezi zebamuzaaliramu | Nga 2 Ogwokubiri mu 1992 (emyaka 31) | ||
Ekifo gyebaamuzaalira | Disitulikiti y'e Jinja, Uganda | ||
Obuwanvu bwe |
1.82 m (5 ft 11+1⁄2 in) | ||
Ekifo ky'azannyamu | Muwuwuttanyi | ||
colspan="4" class="infobox-header" style="background-color:
| |||
Ttiimu gy'alimu kati |
Mtibwa | ||
Namba |
7 | ||
colspan="4" class="infobox-header" style="background-color:
| |||
Emyaka | Ttiimu | Emirundi gy'abazannyidde | Ggoolo z'ateebye |
2006–2007 |
Vipers S.C. |
26 |
(14) |
2016 |
SC Villa |
28 |
(10) |
2008–2009 |
Simba S.C. |
28 |
(8) |
2009–2013 |
Mtibwa |
44 |
(16) |
2013–2014 |
Highfield |
24 |
(9) |
2013–2014 |
Dynamos |
22 |
(10) |
2014–2015 |
Polokwane City |
31 |
(13) |
2017 |
Buildcon F.C |
6 |
(0) |
2018 |
Mohun Bagan |
0 |
(0) |
2019– |
KJSS FC |
10 |
(6) |
2020- |
Mtibwa |
||
colspan="4" class="infobox-header" style="background-color:
| |||
2010–2012 | Ttiimu ya Uganda ey'abatasusa myaka 20 |
9 |
(1) |
2012–2014 | Uganda y'abatasusa myaka 23 |
6 |
(0) |
2013–2014 |
Uganda |
2 |
(0) |
Emirundi gy'azannyidde kiraabu zze mu liigi y'ewaka ne ggoolo z'ateebye, byatereebwa okuva nga 16, Ogwomusanvu mu 2017.
Emirundi gy'azannyidde ttiimu y'eggwanga ne ggoolo z'ateebye, byatereebwa okuva nga 16, Ogwomusanvu mu 2017. |
Boban Zirintusa Bogere yazalibwa nga 2 Ogwokubiri mu 1992 nga munayuganda azannya omupiira gw'ensiimbi ng'omuwuwuttanyi[1] mu Mtibwa mu liigi y'e Tanzania eya babinywera ttiimu ya Uganda ey'eggwanga.[2]
Boban azannyiddeko Vipers ne Simba mu Tanzania, Mtibwa Sugar mu Tanzania, Dynamos ne Highfield mu Zimbabwe, Polokwane City mu South Africa, Buildcon mu Zambia ne Ethiopian Coffee mu Ethiopia.[3]
Emirimu gye mu kiraabu
kyusaVipers
kyusaBoban yatuuka mu kiraabu eno mu makati ga sizoni ya 2006 mu mbeera etaali nyangu, kuba yaleetebwa omutendesi Charles Ayiekoh okwongera amaanyi mu ttiimu mukaseera k'okulwanyisa obutasalwako mu sizoni yabwe etaali nyangu mu liigi yababinywera. Era y'omu kubaali ku ttiimu eyakola ebyafaayo neewona okusalibwako ng'ekubye Kampala United olukunkumuli lwa ggoolo 4-1 mu mupiira ogwali gudirira ogusembayo mu liigi ya 2006 nga tanayabulira Vipers mu 2008.[4]
Dynamos
kyusaYeegata ku Dynamos ng'ava mu Highfield F.C. mu 2013 Ogwolubereberye.[5] Boban Zirintusa yateeba mu mupiira gwe ogwali gusooka mu Dynamos, ng'aba Harare giants bawangula omupiira gw'okusunsula abagenda mu mpaka z'ekikopo kya ttiimu empanguzi ku lukalo lwa Afrika nga bakuba Lesotho Correctional Services F.C ku kisaawe kya Rufaro stadium. Boban yava ku katebe nga bagyayo Tichaona Mabvura mu ddakiika eye 68.[6]
Polokwane City
kyusaBoban yeegata ku Polokwane city F.C mu 2014 Ogwekumi ng'ava mu Dynamos. Boban eyava ku katebe mu kitundu eky'okubiri yateeba ku mulundi gwe yasooka okukoona ng'azannyira Polokwane ng'ayambibwako Esau Kanyenda eyamuteerawo omupiira ddakiika eya 47 okuyamba Polokwane City okuyimiriza Bidvest Wits 2–0 mu liigi ya ABSA.[7]
Buildcon
kyusaNga 24 Ogwomusanvu mu 2017, Zirintusa yategeregana ne kiraabu y'e Zambia eyitibwa Buildcon Football club gyeyeegatako.[8]
Ethiopian Coffee Sports Club
kyusaMu 2018 Ogwolubereberye, Boban yeegata ku Ethiopian Coffee Sports Club.[9]
Kirinya–Jinja Senior Secondary School
kyusaMu 2019 Ogwomwenda, yeegata ku Kirinya–Jinja Senior Secondary School FC, ng'omupiira gwe ogwasooka baali bazannya Bul FC.[10][11]
Mtibwa
kyusaEbyafaayo mu gy'ensi
kyusaBoban yayita mu mitendera gy'otandikirako okutuuka ku ttiimu y'eggwanga, kuba yazannyira Uganda eyabali wansi w'emyaka 20, eyabatasusa 23 okutuuka ku ttiimu enkulu, naye ng'okuzannyira ttiimu enkulu gwali mupiira ogwali ogw'okusunsula abaali bagenda okwetaba mu mpaka z'ekikopo kyensi yonna ekyali kigenda okubeera e Brazil mu 2014 Uganda bweyali ettunka ne Liberia,[13] nga 24 Ogwokusatu mu 2013 ku kisaawe kya Samuel K.Doe Sports Stadium mu Monrovia.[14][15]
By'awangudde
kyusaDynamos
- Liigi ya babinywera ey'e Zimbabwe mu 2013[16]
- Ekikopo ky'amefuga z'e Zimbabwe mu 2013
Uganda
Ebijuliziddwa
kyusa- ↑ http://www.galaxyfm.co.ug/2020/01/23/awonye-ebikomando-bye-jinja-busoga-united-midfield-general-boban-zirintusa-bogere-joins-mtibwa-sugar-of-tanzania/
- ↑ http://www.galaxyfm.co.ug/2020/01/23/awonye-ebikomando-bye-jinja-busoga-united-midfield-general-boban-zirintusa-bogere-joins-mtibwa-sugar-of-tanzania/
- ↑ https://www.kawowo.com/2018/01/17/midfielder-zirintusa-joins-ethiopia-premier-league-club/
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2017-07-30. Retrieved 2022-11-12.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ http://nehandaradio.com/2013/01/12/dynamos-welcome-new-players-at-luncheon/
- ↑ http://nehandaradio.com/2013/02/18/dynamos-new-boy-scores-in-3-0-victory/
- ↑ https://web.archive.org/web/20170730212403/https://mtnfootball.com/news/471552/Bogere-glad-to-score-for-Polokwane-City
- ↑ https://web.archive.org/web/20170730212403/https://mtnfootball.com/news/471552/Bogere-glad-to-score-for-Polokwane-City
- ↑ https://www.kawowo.com/2018/01/17/midfielder-zirintusa-joins-ethiopia-premier-league-club/
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2019-10-01. Retrieved 2023-06-29.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://kawowo.com/2019/09/12/joel-muyita-match-day-four-best-xi/
- ↑ https://kawowo.com/2020/01/20/busoga-united-football-club-loses-second-player-in-january-transfer-window/
- ↑ https://www.kawowo.com/2013/09/09/cranes-stats-from-2014-wcq-campaign/
- ↑ https://www.kawowo.com/2013/09/09/cranes-stats-from-2014-wcq-campaign/
- ↑ https://web.archive.org/web/20170731193001/https://mtnfootball.com/match/centre/15253/Liberia-vs-Uganda
- ↑ http://www.rsssf.com/tablesz/zimbchamp.html
Ebiralala by'olina okugoberera
kyusa- africanfootball.com
- worldfootball.com
- Boban Zirintusa ku mukutu gwa National-Football-Teams.com
- Boban Zirintusa ku mukutu gwa WorldFootball.net