Catherine Samali Kavuma

Muwandiisi Omunnayuganda

 

Catherine Samali Kavuma yazaalibwa mu 1960 nga muwandiisi wa butabo, era omuntu omu mannyifu mu Uganda.[1]

Mu masekati ga 1980, mukyala Kavua yasenga mu Washington D.C,okukola n'Omubaka wa Uganda mu ggwanga lya Amerika, Elizabeth Bagaya. Oluvannyuma yafuna omulimu ku kitebe ky'e Canada. Nga yakakolerayo emyaka ebbiri, yafuna omulimu mu Baanka y'ensi yonna nga yeali omumyuka w'akulira pulogulaamu mu ofiisi y'akulira mu Afrika mu 1989. Yalekulira okuva mu Baanka y'ensi yonna mu 2014.[1]

By'afulumiza

kyusa
  • Malita and other stories. New Jersey: Sungai Books, 2002 (183 pp.).   HB / 1-889218-29-4 PB.[2][3]

Ebijuliziddwaamu

kyusa

Ewalala w'oyinza okubigya

kyusa