Christine Nambirige
Musambi wa Mupiira Munnayuganda
Christine Nambirige muzannyi w'omupiira omunayuganda, azannya ng'omuwuwuttanyi ng'ayiga ku wiingi. Abadde memba oba omu basambi abaali ku ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ey'abakazi.
Kiraabu gy'abadde azannyira
kyusaNambirige azannyidde ku kiraabu ya She Corporates mu Uganda.[1]
Gy'azannyidde mu by'ensi
kyusaNambirige yazannyirako ku mutendera gwa ttiimu enkulu eya Uganda mu mpaka z'abakazi ey'omumwaka gwa 2012 eziyitibwa African Women's Championship, ezaali ez'okusunsula, mu mwaka gwa 2016, yeetaba mu mpaka z'amawanga agava mu buvanjuba ne mu masekati ga Afrika eza CECAFA Women's Championship ne mu z'omwaka gwa 2018, ez'okusunsula ttiimu z'abakazi ezaali zigenda okwetaba mu mpaka za semazinga wa Afrika.[2][3]
Ggoolo zeyateeba ku ttiimu y'eggwanga
kyusaOkuteeba n'olukalala lwa ggoolo za Uganda lwagatibwa era lwerusooka
Enamba | Enaku z'omwezi | Ekifo | Gwebaali bazannya | Okuteeba | Ebyavaamu | Competition |
---|---|---|---|---|---|---|
1 | Enaku z'omwezi nga 13, mu mwezi ogw'omweda, mu mwaka gwa 2016 | Jinja, Uganda | Zanzibar | 1–0
|
9–0
|
2016 CECAFA Women's Championship |
- ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)https://en.wikipedia.org/wiki/Uganda_women's_national_football_team - ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)https://www.newvision.co.ug/news/1298951/uganda-tricky-draw - ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20200803181409/http://admin.cafonline.com/en-us/competitions/11theditionwomenafcon-ghana2018/MatchDetails?MatchId=yTc3IoJVHO6FZwJH%2BO5JrawK9P4gipWO22ws62ssf8NESbW0ScfxH4vQx80duSv8