Damalie Nakanjako, (yazaalibwa mu mwaka gwa 1974) Munnayuganda omusawo omukugu, omusawo w'ebitundu by'omunda mu mubiri, immunologist, infectious diseases consultant, omuyivu era omunoonyereza, aweereza nga Principal ne Professor w'amadagala ku Makerere University College of Health Sciences.[1] Nga tanafuna kifo kyalimu kati, yaweereza nga Dean of [./Https://en.wikipedia.org/wiki/Makerere_University_School_of_Medicine Makerere University School of Medicine], okuva mu mwaka gwa 2019 okutuusa 17 Ogwokubiri 2021.[2]

Ebimukwatako n'emisomo kyusa

Yazaalibwa mu Bugwanjuba bwa Uganda mu myaka gya 1970. Nga amaliriza okusomera mu ma somero ga bulijjo, yayingizibwa mu [./Https://en.wikipedia.org/wiki/Makerere_University Makerere University], eyo gye yasomera ku by'amaddagala g'abantu. Yatikibwa ne diguli ya Bachelor of Medicine and Bachelor of Surgery (MBChB) mu mwaka gwa 1999. Yajyongerezaako diguli ya Master of Medicine (MMed) mu Internal Medicine, era okuva mu Makerere University. diguli ye eyokusatu yali`mu Doctor of Philosophy (PhD) mu Biomedical Science, jye yafunila mu University of Antwerp, mu Belgium, mu mwaka gwa 2010. Okusinzira ku bipapula bye ebya ebiri ku mutimbagano, yamala emyaka wakati wa 2011 ne 2013 ku ttendekero lya Infectious Diseases Institute, nga akola nga postdoctoral fellow era ne ku Uganda Virus Research Institute, nga akola nga research scholar.[3]

Emirimu kyusa

Nakanjako yakolako nga omuyizi atendekebwa mu Ddwaliro lye Mulago mu Internal Medicine ne Obstetrics ne Genecology, okuva mu mwaka gwa 1998 okutuusa mu gwa 1999. Yamala omwaka omulala mu ddwaliro ly'elimu nga offiisa w'amaddagala. Oluvanyuma yamala emyaka emirala ebbiri nga akola nga specialist medical officer ku CDC field station mu Tororo, Uganda. Mu mwaka gwa 2002, Yadayo e Mulago okusoma diguli ye eya master's.[3]

Nga emisomo gye egya MMed kiwedde yateeka essira ku clinical research mu HIV/AIDS era n'atandika okusomesa ku internal medicine e Makerere mu mwaka gwa 2007. Okugoberera emisomo gye egya PhD, Welcome Trust yamusasulira okusoma postdoctoral fellowship e Makerere, esangibwa mu Infectious Diseases Institute eya Yunivasitte.[3]

Yunivasitte ye Makerere yalonda Nakanjako nga Associate Professor w'amaddagala mu mwaka gwa 2013, n'aweereza mu kitiibwa ekyo okumala emyaka ettaano. Mu mwaka gwa 2018, yafuuka Professor omujjuvu.[3]

Ebirala kyusa

Professor Nakanjako awandiise oba ayambyeeko okuwandiika peer-reviewed 100, mu bitundu by'amaddagala byalinamu obukugu mu biwandiiko eby'enjawulo.[4] Ebimu ku byo mwe muli; Effects of HIV infection and ART on phenotype and function of circulating monocytes, natural killer, and innate lymphoid cells.[5] Okufuna obuyambi bwa HIV/AIDS eri ba maama n'abaana mu bitundu bya Afirika ebya sub-Sahara: okugoberera pulogulaamu ya postnatal PMTCT.[6] Obugazi bwa vaginal microbiota mu bitundu bya Afirika ebya sub-Sahar ne by'ekoze ku nsaasaanya ya kawuka ka HIV n'okukakugira .[7] Subclinical Atherosclerosis mu bakulu abalina akawuka ka HIV abafuna obujanjabi bwa HIV/AIDS mu malwaliro ga siriimu amanene mu Uganda.[8] Ensaasaanya ya HIV esse mu akatini okusinziira ku ku pulogulaamu yo kubuulirira okw'amanyi (intensive adherence counseling (IAC)) ey'abaana n'abavubuka n'okulemererwa mu ma lwaliro ga Gavumenti mu Uganda.[9] Okukiriza okw'ekebezanga akawuka ka mukenenya mu balwadde abakulu mu medical emergency unit ku National Referral Hospital mu Kampala, Uganda.[10] T-cell immune activation ne immune exhaustion eli wangulu mu bantu abalina suboptimal CD4 recovery oluvanyuma lw'emyaka 4 mu antiretroviral therapy mu cohort ey'eKifirika.[11] Okukozesa RDTs okutereeza mu nzijanjabi ya malaria ne fever case management mu ma lwaaliro aga tandikibwaako mu Uganda.[12] Enkola ya co-trimoxazole prophylaxis on morbidity, mortality, CD4-cell count, and viral load mu kilwadde kya HIV mu byaalo byomu Uganda.[13] Ebyetaago by'abasomesa mu ma ttendekero mu nkola ezilimu ebikozesebwa ebitono: okunoonyereza mu ttendekero lya sayansi w'obulamu mu Yunivasitte y'emakerere.[14] Atorvastatin ekendeeza T-cell activation and exhaustion mu HIV-infected cART-treated suboptimal immune responders mu Uganda: a randomised crossover placebo-controlled trial.[15] Ebizibu ebisangibwa abo abalabirira ba virally non-suppressed children mu pulogulaamu ya intensive adherence counselling mu Uganda: a qualitative study.[16] Predictors and outcomes of mycobacteremia mu HIV-infected smear- negative presumptive tuberculosis patients mu Uganda.[17] Acceptability and predictors of uptake of Anti-retroviral Pre-exposure Prophylaxis (PrEP) mu ntababuvobwawamu (communities) ze bavubiramu eby'enyanja mu Uganda: A cross-sectional discrete choice experiment survey.[18] Frequency and impact of suboptimal immune recovery on first-line antiretroviral therapy within the International Epidemiologic Databases to evaluate AIDS mu East Africa.[19] and Strategies for retention of heterosexual men in HIV care in sub-Saharan Africa: A systematic review.[20]

Laba ne kyusa

Ebijuliziddwa kyusa

  1. "Archive copy". Archived from the original on 2022-03-30. Retrieved 2024-04-11.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  2. https://web.archive.org/web/20210723225053/http://som.mak.ac.ug/dr-nakimuli-takes-over-leadership-of-school-of-medicine/
  3. 3.0 3.1 3.2 3.3 https://web.archive.org/web/20210423202555/https://ucghi.universityofcalifornia.edu/sites/default/files/damalie-nakanjako-cv.docx Cite error: Invalid <ref> tag; name "3R" defined multiple times with different content
  4. https://www.researchgate.net/profile/Damalie-Nakanjako
  5. https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC5853105
  6. https://doi.org/10.1080/09540120802707467
  7. https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC10715630
  8. https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC3938501
  9. https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC6103875
  10. https://doi.org/10.1007/s10461-006-9180-9
  11. https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC3065409
  12. https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC2914063
  13. https://www.sciencedirect.com/science/article/pii/S0140673604172255
  14. https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC3170866
  15. https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC4529480
  16. https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC6407183
  17. https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC4332438
  18. https://doi.org/10.1007/s10461-019-02418-7
  19. https://journals.lww.com/00002030-201607310-00008
  20. https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC7861356

Ebijuliziddwa wa bweru wa Wikipediya kyusa