Deena Herr,[1] ng'elinnya elikola ensimbi lye lya Deena, nga muyimbi Mujamani naye ng'ayimbira mu Uganda.

Yatendekebwa okukwasaganya abantu n'embeera zaabwe okuva mu Berlin, Deena yavumbulwa omukozi w'ennyimba mu Uganda mu 2013 bwe yali aze mu Kampala. Oluyimba lwe olwa Mumulete! ("Bring him to me!"), nga lw'awandiikibwa mu lulimi Luganda era nga lw'afulumizibwa mu 2015, lw'akyaka nnyo mu Uganda, nga kyamuviirako okufuna omlimu ku telefayina ne lediyo za Uganda. Deena obuwanguzi bwe abwekuusa ku ky'okubeera omuzungu ayimba mu luganda, abantu babulijjo ky'ebasinga okwagala.[2]

Ebijuliziddwamu kyusa