Dora Kanabahita Byamukama Munnayuganda munabyabufuzi, munnamateeka, mubazi w'amateeka. Ye mmemba omulonde mu East African Legislative Assembly okuva mu Gwoukaaga 2012 okutuuka mu Gwomukaaga 2017.[1] Yaweereza nga mmemba mu Paalamenti ya Uganda akiikirira Konsityuwensi y'Obukiikaddyo bwa Mwenge.[2]

Alina Diguli bbiri okuva mu Yunivasite y'e Makerere era atwalibwa ng'omukugu ow'okumutendera gw'ensi yonna mu mateeka, obwenkannya n'enkulakulana.

Ebijuliziddwamu kyusa