Dorcus Ajok
Dorcus Ajok yazaalibwa enzku z'omwezi 12, mu mwezi ogw'omusanvu, mu mwaka gwa 1994 nga munayuganda aduka emisinde gy'okwetoloola ekisaawe. Yakiikirira eggwanga lye mu misinde gya mita 800 mu mpaka ezaaliwo mu mwaka gwa 2017, ezaali ez'ensi yonna, nga muzino yatuuka ku mutendera ogudirira ogw'akamalirizo. Mu kwongera kuno, yawangula omudaali ogwa zaabu mu gya mita 1500 egyali mu mwaka gwa 2015 egyali giyitibwa Summer Universade.
Ebimukwatako n'obuyigirizze bwe
kyusaDorcus Ajok yazaalibwa mu mu gombolola ly'e Akura, kati lyebayita disitulikiti ye Alebtong. Wakubi ku baana omwenda abaazaalibwa Dicken Atworo, eyali omusomesa n'omukyala Margaret Akello, eyali omukyala akuuma ewaka.[1]
Yasomera ku Dokolo Primary School, nga tanaba kweyongerayo kugenda ku Aloi Secondary School gyeyatuulira S.4 (UCE). Oluvannyuma yasomera ku Bright College, e Lira gyeyatuulira S.6, oluvannyuma neyeegata kutendekero lya yunivasite y'e Ndejje .[2]
Empaka z'ensi yonna
kyusaRepresenting Yuganda | |||||
---|---|---|---|---|---|
2013 | Universiade | Kazan, Russia | – | 800 m | DQ |
11th | 1500 m | 4:25.83 | |||
2015 | Universiade | Gwangju, South Korea | 6th (h) | 800 m | 2:04.701 |
1st | 1500 m | 4:18.53 | |||
5th | 4 × 400 m relay | 3:45.40 | |||
2017 | World Championships | London, United Kingdom | 21st (sf) | 800 m | 2:02.00 |
Universiade | Taipei, Taiwan | 3rd | 800 m | 2:03.22 | |
2nd | 1500 m | 4:19.48 | |||
6th | 4 × 400 m relay | 3:43.38 | |||
2018 | Commonwealth Games | Gold Coast, Australia | 6th | 800 m | 2:01.22 |
2019 | Universiade | Naples, Italy | 3rd | 800 m | 2:02.31 |
Yasazibwaamu kumutendera ogudirira ogw'akamalirizo
By'akoze n'asinga ng'omuntu
kyusaWabweru
- Mita 800 – 2:00.79 (mu Huelva mu mwaka gwa 2017)
- Mita 1500 – 4:16.44 (mu Kazan mu mwaka gwa 2013)
- Mayiro emu – 4:43.1 (mu Kampala, mu mwaka gwa 2014)
- ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1338971/star-athlete-ajok-proud - ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1338971/star-athlete-ajok-proud - ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20170812214430/http://www.all-athletics.com/node/826136