Ebijanjaalo kirime kya tuuzi nnyo wano mu Uganda era ne mu Nsi yona so ngaate kyangu okulima kubanga kikulira mu bbanga tono dala anti kimala ebanga lya mye ebiri n'ekitundu nga omulimi yena kyekirime kye yetanira okusobola okulya amaangu ate mwatu tekyetaga mazzi mangi nnyo kale n'olwekyo gwe abadde tokijumbira kye kiseera okujumbire.

ebijanjalo

Ekirime kino munange kirina akatale kuba kyetanira buli muntu omulamu mu Nsi.

Ebijanjaalo munange bikola nga enva era nga abantu bangi babikozesa nga enva naye ate era bikola nga emmere.