Eddwaliro lya Nakasero Hospital Limited,Ebiseera ebisinga liyitibwa Nakasero Hospital,edwaliro ery'obwananyini era nga lifa kumagoba mu Kampala, ekibuga ekikulu Uganda era ekibuga ekisinga obunene mu nsi eyo. eddwaliro lino lye limu ku malwaliro ag'obwannannyini mu kibuga; abalala babeera muInternational Hospital Kampala eNamuwongo,[1] Paragon Hospital mu Bugoloobi, Case Medical Centre e Kampala Central Division ne Kampala Hospital e Kololo.[2]

Ekifo

kyusa

Endagiriro y'eddwaliro eri 14A Akii Bua Road, ku lusozi lwenakasero , mu Kampala. liri ku lusozi lwe Nakasero , mu Kampala mu divizon eya wakati , ku kilomitaazi 2.5 (1.6 mi) mukiika kkono bwa disituliki y'e kibuga central business .[3]

Kino kiri nga 2 kilometres (1 mi), mu bukiikaddyo bw'eddwaliro ly'eggwanga erya Mulago . [4] Ensengeka z'eddwaaliro lino ziri 0°19'37.0"N, 32°34'46.0"E (obusimba :0.326944; obukiika :32.579444). [5]

Okulambika okutwalira awamu

kyusa

Eddwaliro lino ddwaliro lyabwannanyini ery'omulembe;ekifo ku bifo eby'obwannanyini ebyenjawulo mu kampala ekibuga ekikulu ekya Uganda. Amalwaliro ago gatandikibwawo mu myaka 20 egyiyise okutandika ne International Hospital Kampala mu 1996, okusobola okumalawo ekituli mu kugaba obujanjabi obubadde buibula ne babujja wabweru we ggwanga .[6] Oluvanyuma lw'obutakkanya n'ekibiina kya enkyuwa ekya Uganda Association, ekibiina ekigatta amakolero ,[7] Eddwaliro lye Nakasero lyatandikawo ekitongole kya Nakasero health care , emu kiu bbiri zokka ez'ebyobulamu eby'eddwaliro Ebibiina ebikola kukyokulabirira mu Uganda .[8]

Ebyafaayo

kyusa

Eddwaliro ly'e Nakasero lyaggulawo ekitongole ekyabalwadde abatali balwadde mu mwezi gwokusatu 2009 era waadi z'abalwadde abajjanjaabirwa mu ddwaliro zaggulwawo mu mwezi gumusanvu 2009 .Eddwaliro n eryobwanmanyini lye kirowoozo kya nga Abasawo 20 abasawo abasinga bakugu okuva mu n'ebweru wa uganda ,Abakunganyizza eby'obugagga n'ebateeka ssente mu ddwaliro mu 2010 ,eddwaliro loyewola obukadde bwa doola za America busatu 3 eza siringi za Uganda okuva mukitongpole ky'ensi yonna ekivunanyizibwa ku by'ensimbi (IFC),.[9] Omukono gwa World Bank,okwongera okufuna obujanjabi obw'omutindo ,okutondawo emirimu eri abakugu mu by'obujjanjabi n'okuleeta emipya okulabirira abalwadde mu ggwanga ".[10] mu mwezi gwokuna mu mwaka 2015,eddwaliro lyatandika okusonda ssente z'olukale okutuuka construct "Nakasero Fistula Centre", nnga abakyala ababa bafunye okuddaabiriza abalwadde ba obstetric fistula, basobola okuwona era nga bwe bawona nga tebannadda muamaka gaabwe era amaka .[11]

Okugaziya

kyusa

Mu mwezi gwokutaano mu mwaka gwa 2019 okujaguza emyaka ekkumi 10 bukya ddwaliro lino litandikawo , Dr. Edward Rukwaro,akulira eddwaliro lino bweyalangiridde nti eddwaliro lino lyali linaatera okuddabirizibwa ennyo n'okugaziya okutuuka kubukadde bwa Doola za America 10 Okugaziwa ejja kutondawo ebitongole ebipya okugeza (a) Cardiology (b) obulwadde bw'abakyala (nga essira baliteeka ku kuzaala mu kisenge (c) obulwadde bw'okulongoosa (nga mwotwalidde n'okulongoosa omugongo n'e nnyondo ) ne (d) Obujanjabi bwabaana .[12]

Laba ne

kyusa

 

Ebijuliziddwa

kyusa
  1. https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?from=en&to=lg&campaign=undefined&page=Nakasero+Hospital#:~:text=Reference-,View,the%20original%20on%202%20October%202014.%20Retrieved%2020%20November%202020,-.
  2. https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?from=en&to=lg&campaign=undefined&page=Nakasero+Hospital#:~:text=Reference-,View,.%20Daily%20Monitor.%20Kampala.%20Retrieved%208%20April%202015.,-Issues
  3. https://www.google.com/maps/dir/Nakasero+Hospital,+Plot+14+Akii+Bua+Rd,+Kampala/Amber+House+Ltd,+Speke+Rd,+Kampala/@0.3215263,32.5712846,15z/data=!3m1!4b1!4m14!4m13!1m5!1m1!1s0x177dbb765ee10973:0xea96786f8a1984c3!2m2!1d32.5795908!2d0.3268187!1m5!1m1!1s0x177dbc8088ae51ed:0xda1acac01440f031!2m2!1d32.5820395!2d0.3135936!3e0
  4. https://www.google.com/maps/dir/Nakasero+Hospital,+Plot+14+Akii+Bua+Rd,+Kampala/Mulago+Hospital,+Kampala/@0.3319609,32.5740154,16z/data=!3m1!4b1!4m14!4m13!1m5!1m1!1s0x177dbb765ee10973:0xea96786f8a1984c3!2m2!1d32.5795908!2d0.3268187!1m5!1m1!1s0x177dbb0f51509de1:0xea12334542674d8c!2m2!1d32.5761312!2d0.3380637!3e0
  5. https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?from=en&to=lg&campaign=undefined&page=Nakasero+Hospital#:~:text=Reference-,View,Hospital%22%20(Map).%20Google%20Maps.%20Retrieved%2020%20November%202020.,-Issues
  6. http://www.monitor.co.ug/News/National/Govt-to-revamp-Busoga-hospitals-MPWafula-s-wife-laid-to-rest/-/688334/1449466/-/o15cft/-/index.html
  7. "Archive copy". Archived from the original on 2016-03-04. Retrieved 2024-09-13.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  8. https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?title=Special:ContentTranslation&campaign=contributionsmenu&to=lg&from=en&page=Nakasero+Hospital&targettitle=Eddwaaliro+e+Nakasero#:~:text=Reference-,View,Limited%22.%20Nakasero%20HealthCare%20Limited.%20Retrieved%2022%20April%202015.,-Issues
  9. https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?title=Special:ContentTranslation&campaign=contributionsmenu&to=lg&from=en&page=Nakasero+Hospital&targettitle=Eddwaaliro+e+Nakasero#:~:text=Reference-,View,EthiopianReview.com%20Quoting%20Daily%20Monitor.%20Retrieved%2022%20April%202015.,-Issues
  10. http://reliefweb.int/report/uganda/ifc-nakasero-hospital-expand-affordable-quality-health-care-uganda
  11. https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?title=Special:ContentTranslation&campaign=contributionsmenu&to=lg&from=en&page=Nakasero+Hospital&targettitle=Eddwaaliro+e+Nakasero#:~:text=Reference,April%202015.
  12. https://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1501848/nakasero-hospital-upgrade-class-facility