Edith Nakiyingi
Edith Nakiyiingi (yazalibwa nga 15 ogwekumin'ogumu 1968) muna Yuganda omuddusi-owemisinde egyekigero eyawumula eyaddukanga mitazi 800 [1] Yakikirira Yuganda mu mpaka za Sama wa 1992 [2] ne mu mpaka zawabweru ne munda eza nantamegwa ow'ensi yonna.[3]
Obutendeke
kyusaNakiying yavuganya nga munabyamizanyo mu miside gimubuna byaalo n'emizanyo emirala nga Iowa State. Yamaliriza omulimu gwe n'emirundi ebiri egya NCAA champion, emirundi muaanvu mu All-American, emirundi kuminagumu egya banantamegwa omunaana abasinga ne banantamegwa omunaana mu1992 egy'omuddusi w'omwaaka.[4][5]
yasooka okufuna ekitiibwa kye ekyasooka ekya NCAA track and field mu 1989, bweyawangula mitazi 800 mu dakiika 2 n'obutikitiki 4 n'obuwuzi 68. Sizoni eyo Nakiyingi yawangula ekitiibwa kya ky'abanene omunaana kya mirundi ebiri mu mpaka zo munda kya mirundi ebiri, mitazi 1,000 ezakafubutuko ne mitazi 800 mu mpaka z'emisinde gy'ebweeru. Nakiyingi era yawangula ekitiibwa ky'omuwanguzi mu mpaka za NCAA mitazi 800 mu 1991 mu Indianapolis mu dakiika 2 obutikitiki 4 n'obuwuzi84.[6] Kunkomerero y'omulimugwe, Nakiyingiyalina likoda 3 ku 4 eza mitazi 800 eza NCAA ezomunda ezikyasinze okuddukibwa obudde obutono munda mu byafaayo.[7]
Mu mpaka za banantamegwa eza 1989 NCAA zimubuna byaalo yamalira mukifo kya 15 [8] era n'akulemberamu ISU mu lukungaana lwa banene omunaana mu lwemisinde gi mubuna byaalo.[9]
Mu 2001 yassibwqa mu kizimbe kyabatutumufu ekiyitibwa Iowa State Cyclones Hall of Fame.[10][11]
Likoda mu kuvuganya
kyusaRepresenting Yuganda | |||||
---|---|---|---|---|---|
1987 | All-Africa Games | Nairobi, Kenya | 2nd | 4x400 m relay | 3:34.41 |
1990 | African Championships | Cairo, Egypt | 2nd | 800 m | 2:14.00 |
2nd | 1500 m | 4:25.34 | |||
1991 | Universiade | Sheffield, United Kingdom | 4th | 800 m | 2:02.22 |
13th (h) | 1500 m | 4:17.31 | |||
World Championships | Tokyo, Japan | 29th (h) | 800 m | 2:08.72 | |
35th (h) | 1500 m | 4:25.43 | |||
1992 | Olympic Games | Barcelona, Spain | 27th (h) | 800 m | 2:03.55 |
1993 | World Indoor Championships | Toronto, Canada | 11th (h) | 800 m | 2:04.88 |
World Championships | Stuttgart, Germany | 28th (h) | 800 m | 2:07.81 |
W'akyasingidde okola obulungi
kyusaSurface | Event | Time | Date | Place | |
---|---|---|---|---|---|
Outdoor | 800 m | 2:00.88 | July 7, 1990 | Formia, Italy | |
1500 m | 4:16.58 | July 18, 1990 | Bologna, Italy | ||
400 m hurdles | 1:01.00 | March 12, 1985 | Kampala, Uganda | ||
Indoor | 800 m | 2:04.88 | 1993 | Toronto, Canada | |
Reference: |
Gyebigidwa
kyusa- ↑ Edith Nakiyingi at World Athletics
- ↑ "Edith NAKIYINGI - Olympic Athletics | Uganda". International Olympic Committee. 2016-06-14. Retrieved 2018-01-23.
- ↑ @Mr_B93, Mike Burvee, mike.burvee@iowastatedaily.com. "Tom Hill reflects on Olympic experience". Iowa State Daily. Retrieved 2018-01-23.
- ↑ "Koll Named Big 12 Athlete of the Year - Iowa State University". Iowa State University. Retrieved 2018-01-23.
- ↑ "Edith Nakiyingi - Hall of Fame Class of 2001". cyclones.com. Retrieved 2018-01-23.
- ↑ "IOWA STATE TRACK & FIELD/CROSS COUNTRY" (PDF). Cyclones.com. 2018-01-23.
- ↑ "Drake Relays Hall of Fame Class of 2012 Inducted In Evening Ceremony". Drake University. Retrieved 2018-01-23.
- ↑ "NCAA DI Cross Country Championships - Womens Results". MileSplit United States. Retrieved 2018-01-23.
- ↑ "Big Eight Conference Women's Cross Country Championship History". Big Eight Sports.
- ↑ "Koll Named Big 12 Athlete of the Year - Iowa State University". Iowa State University. Retrieved 2018-01-23.
- ↑ https://cyclones.com/sports/2015/3/2/GEN_20140101157.aspx