Ekajolyanjovu
==Ekajolyanjovu== steudner’s dragon tree Ekajolyanjove lyakulamu nga empaanyi , naye gwo omuti guno gukula neguwanvuwa fuuti nga mwenda. Omuti guno guvako eddagala, enku ate n’embawo. Bwolaba omuti guno awatali kibira , omanya nti mukifo ekyo kyali kibira. <ref:dracaena steudneri/>