Ekibiina ekigatta abakyala mu Paalamenti ya Uganda

Ekibiina ekigatta abakyala mu Paalamenti ekya Uganda Women Parliamentary Association (UWOPA) kakiiko k'ababaka ba Paalamenti akagatta ebibiina by'onna akatandikibwawo mu Paalamenti ya Uganda eya 5 (1989-1994).[1] Kalimu ababaka abakazi bonna, wabula kakkiriza n'ababaka abasajja okuketabamu n'abebitiibwa.

Amoding monicah the coordinator of UWOPA

UWOPA y'akola ky'amannyi okwongera obuwaayiro 32, 33 ne 40 mu Ssemateeka wa Uganda owa 1995. Akawaayiro ka 32 ebikolwa ebikiriziganya ebibiina ebilwanisa ebikolwa ebisosola abantu mu kikula, emyaka n'obulemu ku mubiri. Akawaayiro 33 kogeraku ddembe ly'abakyala n'omwenkanokano. Akawaayiro 40 kakkaatiriza ku ddembe ly'abakyala okuweebwa ebbanga okuwummulamu okuva ku mulimu ng'avudde mu kuzaala. Ekitongole kino era ky'ayambako mu kukyusa eteeka eryali likwata ku kikolwa ekyokukaka omuntu mu bikolwa eby'omukwano okuttibwa oba okusibwa amayisa n'okyusa mu teeka ly'ettaka erya 1998 eriwa abakyala abafumbo mu mateeka okuba n'obwannanyini wamu n'abaami baabwe.[2]

UOPA ekozesezza enkola ey'okutabikiriza okukakasa okufibwako kw'ensonga z'abakyala mu Paalamenti ne mu nkola za Gavumenti. "ng'ebibala by'amaanyi gaabwe, abakyala bakiikiriddwa bulungi mu Paalamenti ne mu bifo eby'amaanyi."[2] Mu Paalamenti ya Uganda eya 8 (2006-2011) UWOPA yatandikawo enkola ekukendeeza abawakanya enkulakulana mu babaka: ebikonge ebinene by'akutulwamu ebitundu ebitono era ababaka abasajja bayingizibwa okuwagira era n'okwangya ensonga ezikwata ku bakyala. Ababaka abakyala basobola okuggusa akaakiiko ka equal opportunities commission (2006), n'okuwaayo ensonga zaabwe mu paalamenti ku nkola ya FGM (2009), okukukusa abantu (2009) n'okutulugunyizibwa mu maka (2010).[3]

Ebijuliziddwamu

kyusa

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya

kyusa
  • Official website