Arua Central Forest Reserve, era kimanyikiddwa nga Barifa Forest kitundu ekikuumibwa mu Disitulikiti y'e Arua, Uganda .[1] Kikwasaganyibwa ekitongole ekivunanyizibwa ku bibira ekya National Forestry Authority (NFA). Ekifo kino (reserve) kilumbibwa abantu ab'enjawulo eb'egwanyiza saako n'okwagala okukolewo ebintu eby'enjawulo ebigenderera okumalawo ekibira kino.[2][3] Ekibira kino kyayawulwa mu 1932 nga kitudde ku bw'agaagavu bw'ettaka eliri mu yiika 236.[4]

ekibira

Endagiriro w'ekisangibwa

kyusa

Arua Central Forest Reserve kisangibwa ku bibalo bya Latitude 3.0102° N, ne Longitude 30.9274° E.[5]

Controversies

kyusa

Ekibira kino ekya Arua Central Forest Reserve kilumbiddwa abalumbaganyi abenjawulo era abawerako. Omulundi ogumu kyakkirizibwa nti ekibira kino ky'ali kigabiddwa eri bamusiga nsimbi okusobola okufunamu embaawo.[6] Ekitongole ekivunanyizibwa ku kukuuma bibira ekya NFA ky'avaayo okulambulula n'okutegeeza abantu nti ekibira kino be baali bakivunanyizibwako saako n'okukikuuma.[7]

Laba na bino

kyusa

Ebijuliziddwamu

kyusa

3°00′32″N 30°55′26″E / 3.009°N 30.924°E / 3.009; 30.924