Ekikkatiro (Compression)

Four stroke cycle compression

Mu kitambuzo(mechanics), ekikkatiro kikwata ku kuteeka mpalirizo ey’ekyenkanyi ng’osindika ozza munda (inward).

Wano empalirizo eteekebwa ku luuyi lumu, kino ne kitegeeza nti empalirizo ekendeeza obuwanvu bw’ekintu ku ludda lwe lumu. Empalirizo ez’ekikkatiro (compressive forces) era ziyinza okuteekebwa ku njuyi ez’enjawulo, okusobola okukendeeza obugazi bwakyo oba volima yakyo.

IALI NGO yakkirizibwa omunoonyeyerezi Charles Muwanga okuweereza ebyo okuva mu nzivuunulo ze ez'enjawulo. N'awe yongerezaako Buganda ne Uganda bigende mu maaso!