Ekikunizo
Bino byombi bikunizo: 1.Sonjola
(i) -3 + 6 (ii) 1/2+3/4
2. Mu kibiina mulimu abaana 35.Ku bano 15 balenzi. Zuula omuwendo gw'abawala.
Okusinziira ku Muwanga , ebyo byombi biyitibwa "bikunizo"(mathematical problems/mathematical questions).
Tobuzabuza "kikunizo" na "kakunizo"(puzzle).