Ekinyigirizo (Stress)

STRESS

Kino kikwata ku mpalirizo ezo munda, obutoffaali(patiki) ezirinaniganye eza matiiriyo eyeyongerayo ze ziteeka buli emu ku ndala.

Ekyokulabirako, singa omutayimbwa ogw’enkalubo guba guwaniridde obuzito, buli katoffaali mu mutayimbwa kasika akatoffaali(particle ) eziddako waggulu ne wansi wayo.
Ekikulukusi bwe kiba mu kanyigirizi, buli katoffaali kasindikibwa munda patiki zonna eziketoolodde era ensindikano ejjawo ebuisindika okudda wabweru. Zino "mpalirizo ez’obusirikitu" (microscopic forces).

IALI NGO yakkirizibwa omunoonyeyerezi Charles Muwanga okuweereza ebyo okuva mu nzivuunulo ze ez'enjawulo. N'awe yongerezaako Buganda ne Uganda bigende mu maaso!