IALI NGO was authorized by Terminologist Charles Muwanga to post this article from his Luganda scientific works on Luganda Wikipedia for free public consumption.

ekipimampeto

"Ekipimampeto"(Protractor)

Okupima empeto(angles) mu digiri weyambisa ekiyitibwa "ekipimampeto", (protractor) ekitegeeze ekipima empeto . Ekipimampeto ekya bulijjo kipima okuva ku 0° - 180 . Ekipimampeto kiyinza okubaako digiri 180 oba 360 singa kiba kikola entoloovu enzijjuvu(full circle).

Entoloovu enzijjuvu(full circle) eba 360° ate kimu kya kubiri eky’entoloovu eba 180° so nga ate kimu kya kuna eky’entoloovu eba 90° .