Ekitongole kya Federation of Uganda Football Associations
Federation of Uganda Football Associations (FUFA) kyekibiina kya ekidukanya omupira mu Uganda [1]. Ekibiina kino kyatondebwawo mu 1924, negitanbdika okwekuusa ku kibiina ekitwala omupiira munsi yonna ekya FIFA 1960 neekitwala omupiira mu Afrika ekya Confederation of African Football (CAF) mu1961.[2][3] IMu 1973, FUFA yagenda mu maaso neyeegata ku kibiina ekitwala omupiira mu masekati ne mubuvanjuba bwa Afrika ekya CECAFA. Okweyongerayo, FUFA eri wansi w'ekibiina ekivunaanyizibwa ku muzannyo gya Olympics mu Uganda ekya Uganda Olympic Committee.
FUFA kye ;
- kyekirina obuvunaanyizibwa okulabirira ttiimu z'eggwanga munaana omuli z'abasajja n'abakazi ( okuli Uganda Cranes,Crested Cranes, U-23; Uganda Kobs, U-20; Uganda Hippos, U-17; Uganda Cubs, Sand Cranes, U-20 ez'abawala ne U-17 abawala )
- ekibiina ky'awagulu ekidukanya n'okulabirira omupiira gw'eggwanga omuli liigi ez'enjawulo okuviira ddala ku kibinja kyawagulu ekyababinywera okutuusiza ddala ku kibiinja eky'okutaano. Ekibiinja ekisooka kyebayita Uganda Premier League nga kyekimannyikiddwa nga StarTimes Uganda Premier League. Ekibiinja eky'okubiri kyebayita FUFA Big League. Ekibiinja eky'okusatu kyebayita Ligyonolo liigi nga kitegekebwa ebibiina ebidukanya emipiira gy'ebitundu regional football associations (RFA) ng'omugate biri munaana okuli; ekya Kampala RFA, Buganda RFA, eya Bugwanjuba , Kitara RFA, Buvanjuba, Bukiika ddyo , West Nile RFA nemu bukiika ddyo bwa buvanjuba, ng'eky'okuna kyekirumu liigi za disitulikiti oba ekibiinja eky'okuna nga kitegekebwa abadukanya omupiira ku mutendera gwa disitulikiti aba District football associations (DFA).
- FUFA etegeka n'empaka z'emipiira gamba nga , Uganda Cup, nga z'empaka z'okusirisizaawo ezisinga Uganda oluvannyuma lw'okutandikibwawomu 1971. Eza FUFA Drum ezetabibwamu ebitundu eby'enjawulo nga (Kampala, Buganda, Ankole, Kigezi, Teso, Tooro, Bunyoro, Rwenzori, West Nile, Busoga, Sebei, Bugisu, Karamoja, Lango, Acholi ne Bukedi) nga z'empaka endala ezidukannyizibwa era ezitegekebwa FUFA.
- Ezisembayo naye nga sizeenkomeredde empaka za Odilo ezizannyibwa okwetoloola eggwanga lyonna. nga zetabibwamu baana okuva mu masomero ga pulayimale nazo zetegekebwa ekibiina kino.
Ebikikwatako
kyusaMu 1924, ekibiina kya Kampala Football Association (KFA) kyatondebwawo nga mu myaka gya 1950 nebakifuula Uganda Football Association (UFA). Mu 1967 ekibiina kya Uganda Football Association (UFA) kyakyusibwa nebakifuula Federation of Uganda Football Associations (FUFA).[4]
Abakidukanya
kyusaFUFA kibiina ekirimu bameba oba abakidukanya 31 nga kikiikirirwa abakungu 86 abali kukibiina ekikulu eky'akakiiko akakulu aka FUFA General Assembly (GA). Ebibiina ebikudukanya kuliko:
- Ekibiinja ekiduka omupiira gw'omusenyu ekya 'Uganda Beach Soccer Association'(UBSA)
- Ekibiina ekidukanya omupiira gw'omubusaawe obubike ekya 'Uganda Futsal Association' (UFA)
- Ekibiina ekidukanya omupiira gw'amasomero ekya 'Uganda Schools Football Association' (USFA)
- Ekibiina ekidukanya omupiira gw'abavubuka 'Uganda Youth Football Association' (UYFA)
- Ekibiina ekidukanya omupiira gw'abavubuka eky 'Uganda Youth Soccer Academy' (UYSA)
- Ekibiina ekidukanya omupiira gw'abakazi ekya 'Uganda Women's Football Association' (UWFA)
- n'omunaana ebidukanya omupiira gw'ebitundu ( laba ekitundu ekiddako wansu)
Ekitongole kino kikulemeberwa akakiiko k'okutinko aka FUFA Executive Committee (EXCOM) akawabula n'okuyambibwako akakiiko ka FUFA akentegeredde aka FUFA Standing Committees, ak'amateeka n'akakiiko ka gavumenti ak'oluberera .[5]
Abakulembezze
kyusaAbavuddeko
kyusaAbakulembezze abavuddeko kwekuli [6]
Aliko ebiseera bino
kyusaPulezidenti wa FUFA ye Moses Hassim Magogo eyadira Lawrence Mulindwa mu bigere mu mwezi ogw'omunaana mu mwaka gwa 2013. Magogo yasoma byakukanika masanyalaze, nga mu by'obusuubuzi yakolako ne baanka ya African Development Bank. Magogo yeyali omumyuka wa pulezidenti w'ekibiina, nga y'avunaanyizibwa ku by'okudukanya ebibeera bigenda mu maaso.
Mu 2000, ng'aky'azannyira Kinyara FC, Magogo yatandika okwetaba mu pulogulaamu z'okwogera ku leediyo ez'ogera ku by'emizannyo. Omukutu guno gwamumannyisa eri abantu, nga akaseera kebamulonderamu ng'omukungu wa FUFA mu Lubaga, Magogo yali amazze okutondawo ekifo mu bulamu bwe ng'omuntu eyalina amagezi ku by'okudukanya omupiira. FUFA yamulonda ng'okudukanya liigi yawagulu ey'ababinywera.
Magogo amannyikiddwa okubeera nga yeyakyusa engeri liigi gyeyali n'empaka z'omupiira gye zaali zitambulamu mu Uganda nadala mu kibiinja eky'okubiri ekya FUFA Big League n'eky'okusatu ekya ligyonolo liigi. Y'avunaanyizibwa ku by'okutandikawo ekomo ly'endagaano z'abazannyi n'engeri gyebakikolamu mu Uganda, nga batuuka kunteseganya n'okumaliriza obuvujirizi mu mupiira.[7][8] Mungeri y'obuvumu abadde musaale nnyo mukukwasaganya enzirukanya y'emirimu ebaddemu obutakaanya.[9]
Ebibiina by'omubitundu
kyusaEbibiina by'omupiira munaana by'ebidukanya liigi z'omupiira mu bitundu omuli ogw'ekibinja eky'okusatu eky'omupiira gwa Uganda. Bamemba abakyekusaako kulikokiraabu z'omubitundu, ebibiina ebidukanya omupiira gw'amasomero n'empaka z'ebikopo.[10][11]
Template:Col-1-of-2- Buganda Region Football Association (4 zones)
- Kampala Region Football Association (1 zone)
- Eastern Region Football Association (2 zones)
- Northern Region Football Association (1 zone)
- West Nile Region Football Association (1 zone)
- Western Region Football Association (1 zone)
- Kitara Region Football Association (2 zones)
- North East Region Football Association (1 zone)
Zooni n'ebibiina by'omu disitulikiti
kyusaWansi w'ebibiina ebidukanya omupiira gw'omubitundu, FUFA yawulamu eggwanga emirundi 13 nga zino ze zooni ezikiyamba mu kudukanya eby'emirimu, nga zino zetoloola ebibiina eby'enajwulo ebidukanya omupiira mu bitundu bya disitulikiti. Ebibiina by'ebyalo byekuusa ku FUFA nga byebidukanya ebikwata ku mupiira oguviira ddala wansi nadala mu disitulikiti nga mwemuli n'ekibinja eky'okuna.
Template:Col-1-of-2North Eastern region - Zone 1
kyusa- Amuria District Football Association
- Bukedea District Football Association
- Kaberamaido District Football Association
- Katakwi District Football Association
- Kumi District Football Association
- Moroto District Football Association
- Napak District Football Association
- Ngora District Football Association
- Serere District Football Association
- Soroti District Football Association
Eastern region - Zone 2
kyusa- Sebei, Bugisu & Bukeddi Sub Region[14]
- Budaka District Football Association
- Busia District Football Association
- Butalejja District Football Association
- Kibuku District Football Association
- Mbale District Football Association
- Sironko District Football Association
- Tororo District Football Association
Mid North region – Zone 3
kyusa- Acholi & Lango Sub Region[15]
- Amuru District Football Association
- Apac District Football Association
- Dokolo District Football Association
- Gulu District Football Association
- Kitgum District Football Association
- Lira District Football Association
- Nwoya District Football Association
- Otuke District Football Association
- Oyam District Football Association
- Pader District Football Association
West Nile region - Zone 4
kyusa- West Nile Sub Region[16]
- Adjumani District Football Association
- Arua District Football Association
- Koboko District Football Association
- Moyo District Football Association
- Nebbi District Football Association
- Yumbe District Football Association
Kitara region – Zone 5
kyusa- Bunyoro Sub Region[17]
- Hoima District Football Association
- Kiryandongo District Football Association
- Masindi District Football Association
Western region – Zone 6
kyusa- Ankole & Kigezi Sub Region[18]
- Bushenyi District Football Association
- Isingiro District Football Association
- Kabale District Football Association
- Kanungu District Football Association
- Kiruhura District Football Association
- Kisoro District Football Association
- Mbarara District Football Association
- Ntungamo District Football Association
Buganda region – Zone 7
kyusa- Southern Buganda Sub Region[19]
- Lwengo District Football Association
- Lyantonde District Football Association
- Masaka District Football Association
- Rakai District Football Association
- Sembabule District Football Association
Buganda region – Zone 8
kyusa- Central and Western Buganda[20]
- Kiboga District Football Association
- Kyankwanzi District Football Association
- Mityana District Football Association
- Mpigi District Football Association
- Mubende District Football Association
- Wakiso District Football Association
Kampala region - Zone 9
kyusa- Kampala[21]
- Kampala Central District Football Association
- Kawempe District Football Association
- Makindye District Football Association
- Nakawa District Football Association
- Rubaga District Football Association
Eastern region – Zone 10
kyusa- Busoga Sub Region[22]
- Bugiri District Football Association
- Buyende District Football Association
- Iganga District Football Association
- Jinja District Football Association
- Kaliro District Football Association
- Kamuli District Football Association
- Mayuge District Football Association
- Namayingo District Football Association
- Namutumba District Football Association
Kitara region – Zone 11
kyusa- Tooro Sub Region[23]
- Bundibugyo District Football Association
- Kabarole District Football Association
- Kamwenge District Football Association
- Kasese District Football Association
- Kyegegwa District Football Association
- Kyenjojo District Football Association
Buganda region – Zone 12
kyusa- Northern Buganda Sub Region[24]
- Luwero District Football Association
- Nakaseke District Football Association
Buganda region – Zone 13
kyusa- Eastern Buganda Sub Region[25]
- Buikwe District Football Association
- Kayunga District Football Association
- Mukono District Football Association
Abakidukanya abaliwo n'abakungu
kyusaPresidency
kyusa- President - Eng. Moses Magogo Hassim
- First vice president - Justus Mugisha
- Second vice president - Darius Mugoye
- Third Vice President - Hon. Florence Nakiwala Kiyingi
Executive Members
kyusa- Buganda - Hajji Abdul Lukooya Ssekabira
- Eastern - Magoola Issa Kakaire
- Kampala - Hamid Juma
- Kitara - Rogers Byamukama
- Northern - Mukidi David Kalyebara
- West Nile - Rasoul Ariga
- North East - Richard Ochom
- Western - Chris John Kalibbala
- Women - Agnes Mugena
- Co-opted member - Kalema Ronnie
- Co-opted member - Mulindwa Rogers
- Note
- The Executive Committee had 15 members: The FUFA president and his vice presidents and the other 11 members.
Committee chairmen
kyusa- FUFA Competitions committee - Hamid Juma
- FUFA National teams committee - Hamid Juma
- FUFA Finance Committee - Rasoul Ariga
- FUFA Legal Committee - Ojok Odur Geoffrey
- FUFA Licensing committee - Mulindwa Rogers
- Marketing and Communication - Rogers Byamukama
- IMOC - Magoola Issa Kakaire
- Member Associations committee - Mukidi David Kalyebala
- Players’ Status committee - Mayor. Richard Ochom
- Referees' standing committee - Kalema Ronnie
- Security & safety committee - Hajji Abdul Lukooya Ssekabira
- Football Development Committee - Kalibbala John Chris
- Women's Football committee - Agnes Mugena
- FUFA electoral Committee - Bwiire Mathias
Laba ne
kyusaConfederation of African Football
- ↑ "Association football", Wikipedia (in Lungereza), 2021-05-08, retrieved 2021-05-12https://en.wikipedia.org/w/index.php?title=Association_football&oldid=1022070548
- ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20080626102859/http://www.fifa.com/associations/association=uga/ - ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20080626102859/http://www.fifa.com/associations/association=uga/ - ↑ Kaddu Sserunkuma (2002) A life member to remember : at Wankulukuku : over thirty years back was it football or wrestling?. Uganda, p. 3. OCLC: 52640555
- ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20140102191935/http://www.pearlsporto.com/mdocs/Manifesto.pdf - ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20101007081353/http://soccer256.com/Fufa%20Presidents.html - ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20230404170411/https://fufa.co.ug/about-fufa/the-president/ - ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)https://www.bbc.co.uk/sport/0/football/23912535 - ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20221127200151/https://observer.ug/index.php?option=com_content&view=article&id=27391:magogo-bring-everyone-on-board&catid=44:sports&Itemid=80 - ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)http://www.fufa.co.ug/buganda-region-adopts-new-statutes/ - ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)http://www.fufa.co.ug/fufa-voters-register-regional-leagues/ - ↑ "FUFA Voters' Register (Zone 1)". FUFA Uganda. Retrieved 2013-12-29.
- ↑ "North East Region Elects FUFA District Delegates". Uganda Radio Network. Retrieved 2013-12-29.
- ↑ "FUFA Voters' Register (Zone 2)". FUFA Uganda. Retrieved 2013-12-29.
- ↑ "FUFA Voters' Register (Zone 3)". FUFA Uganda. Retrieved 2013-12-29.
- ↑ "FUFA Voters' Register (Zone 4)". FUFA Uganda. Retrieved 2013-12-29.
- ↑ "FUFA Voters' Register (Zone 5)". FUFA Uganda. Retrieved 2013-12-29.
- ↑ "FUFA Voters' Register (Zone 6)". FUFA Uganda. Retrieved 2013-12-29.
- ↑ "FUFA Voters' Register (Zone 7)". FUFA Uganda. Retrieved 2013-12-29.
- ↑ "FUFA Voters' Register (Zone 8)". FUFA Uganda. Retrieved 2013-12-29.
- ↑ "FUFA Voters Register (Kampala Region)". FUFA Uganda. Retrieved 2013-12-29.
- ↑ "FUFA Voters' Register (Zone 10)". FUFA Uganda. Retrieved 2013-12-29.
- ↑ "FUFA Voters' Register (Zone 11)". FUFA Uganda. Retrieved 2013-12-29.
- ↑ "FUFA Voters' Register (Zone 12)". FUFA Uganda. Retrieved 2013-12-29.
- ↑ "FUFA Voters' Register (Zone 13)". FUFA Uganda. Retrieved 2013-12-29.