Ekyekebejjo (Empiricism)
"Ekyekebejjo" (Empiricism) ky'ekigereeso (theory) ekigamba nti okumanya kwonna kuva mu kumanya kwe tufuna okuyita mu kwekebejja kye tuba tunoonyerezaako n'enketteso z'omubiri (body senses). Ekyekebejjo kyava mu sayansi ow'engezeso (experimental science) okusopbola okutuuka ku nkakaso (proof) okuba eyo mu kya sa kya 17 ne 18.