Ellinor Catherine Cunningham van Someren
Ellinor Catherine Cunningham van Someren OBE (eyali MacDonald; 4 Ogwekumineemu 1915 – 1 Ogwomwenda 1998) yali omusawo w'ebisolo omu British eyazaalibwa mu Uganda. Yakuguka mu nsiri, identifying ebika amakumi assattu mu ssattu nga akolera Kenyan Health Service era ne yetaba mu kunonyeereza ebya sayansi mu Kenya, Tanzania, ne Somalia. Mu 1962, Yali oyo gwebebuzaako ku nsonga za yellow fever eri World Health Organization. Van Someren yalondebwa nga Officer of the Order of the British Empire mu mikolo kya Queen's Birthday Honours in 1974 mu mpereza eli diplomatic mu kunoonyereza kwa sayansi wabweru wa mawanga.
Emisomo n'obulamu bwe
kyusaEllinor Catherine MacDonald yazaalibwa mu mwaka gwa 1915 mu Kampala, Uganda.[1] Yali muwala wa William George MacLeod MacDonald, omwami Omu Scot ava mu Inverness eyajja mu Uganda mu mwaka gwa 1908 okukola mu Dipaatimenti ya Posts ne Telegraphs, ne Lucy Ellinor Tunstall, omukyaala omungereza ava Mere, Wiltshire.[1][2][3] Her father was later appointed as the Deputy Post Master General.[2][4] She grew up in Nairobi and on her family's farm in Maragua.[2]
Yasomera ku Inverness Royal Academy mu Scotland. Teyasomera ku Yunivasitte.[5]
Mu 1940 yafumbirwa Gurner Robert Cunningham van Someren (yafa mu 1997), eyakolera mu by'okukugira ebiwuka ebireeta obulwadde era oluvanyuma nakola nga omusomi w'ebinyonyi (ornithologist).[6] Babeera mu Karen, Kenya era balina abaana bbabiri.[7] Yafa mu Gwomwenda mu mwaka gwa 1998.[8]
Emirimu
kyusaOkuva mu 1936 okutuusa 1973 van Someren yakola nga omumyuuka w'omukulu wa laboratory assistant mu Division y'endwandde ezireetebwa ebiwuka eya Medical Research Laboratory mu Nairobi, Kenya (oluvanyuma eyafuuka Kenya Government Health Service). Yafuuka omukugu mu nsiri zo mu East Africa omwaali okunyonyola ebika by'ensiri ebipya 33 ne subspecies 3, emitendera gy'enkula yazo n'obulamu bw'ensiri. Okungira ebiwuka bino kya nkizo nyo mu bulamu bw'abantu kubanga by'ebisaasanya endwadde muli malaria, yellow fever and several types of encephalitis. Yanyonyola ensiri mu kunoonyereza okwenjyawulo mu bitundu bya Afirika(Kenya, Somalia, Tanzania, Ethiopia) ne mu bitundu eby'etooloddwa amazzi mu Indian Ocean (Madagascar, Chagos Islands, Seychelles). Ye yakuba ebifaananyi ebisinga mu bya sayansi we ebyafulimizibwa. Yakola nga oyo eyebuuzibwaako ku nga za yellow fever mu mwaka gwa 1962 mu World Health Organization.[5] Nga okukozesa enyonyi mu kutambula mu nsi ezenjawulo bwe kweyongera mu nkomerero y'omwaka gwa 1960s, yetaba mu kunoonyereza ku bika by'ensiri eby'enjawulo ezisangibwa ku nyonyi ezitabaalira mu masekati ga Kenya n'ebitundu bya Afirika ebirala, Asia ne Europe. Kino kyafunayo ebika 14, era n'ensiri kinoomu 24 ku buli nyonyi. Ebika ebirala eby'ebiwuka ebibuuka nabyo by'atambulizibwa ku nyonyi mu butamanya.[9]
Ebifulumiziddwa
kyusavan Someren yali omuwandisi oba omu ku bawandisi w'ebiwandiiko nga 40 omuli:
- Macdonald E.C. (1939) The larva of Aedes (Finlaya) pulchrithorax Edwards (Dipt., Culicidae). Proc R Entomol Soc London Ser B Taxon. 8 17–18.
- van Someren E.C.C. (1946) Ethiopian Culcidae: notes and descriptions of some new species and hitherto unknown larvae and pupae (Diptera). Trans R Entomol Soc Lond. 96 109–24.
- van Someren E.C.C. (1949) Ethiopian Culicidae—Eretmapodites Theobald: description of four new species of the Chrysogaster group with notes on the five known species of this group. Proc R Entomol Soc Lond Ser B Taxon. 18 119–29.
- Van Someren E.C.C., Teesdale C., Furlong M. (1955) The mosquitos of the Kenya Coast; Records of occurrence, behaviour and habitat. Bull Entomol Res. 46 463–93.
- Van Someren E.C.C.(1967) A check list of the Culicine mosquitos of Tanganyika, with notes on their distribution in the territory. Bull Entomol Res. 57 207–20.
Ebittibwa n'engule
kyusaEbika bbibiri eby'ensirui (omuli Culex vansomereni),[10] emu nga subspecies n'endala nga one subgenus (eyali genus Vansomereni) zitumiddwa amanya ge. Nga ogaseeko bird black-headed apalis Apalis melanocephala ellinorae omwami we yagituuma amanya ge mu mwaka gwa 1944.[11]
Mu waka gwa 1974 yaweebwa honorary degree ya Doctor of Technology okuva ku Brunel University era yafulibwa officer wa Order of the British Empire mu mikolo gya Queen's Birthday Honours 1974.[5]
Ebijukiziddwa
kyusa- ↑ 1.0 1.1 https://www.europeansineastafrica.co.uk/_site/custom/database/?a=viewIndividual&pid=2&person=5903
- ↑ 2.0 2.1 2.2 https://www.europeansineastafrica.co.uk/_site/custom/database/?a=viewIndividual&pid=2&person=1330
- ↑ https://www.europeansineastafrica.co.uk/_site/custom/database/?a=viewIndividual&pid=2&person=1334
- ↑ https://gazettes.africa/archive/ke/1922/ke-government-gazette-dated-1922-05-31-no-828.pdf
- ↑ 5.0 5.1 5.2 https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC8969321
- ↑ https://journals.co.za/doi/abs/10.10520/AJA02578301_571
- ↑ https://www.europeansineastafrica.co.uk/_site/custom/database/?a=viewIndividual&pid=2&person=16985
- ↑ https://books.google.com/books?id=dA3op5OPIAgC&dq=Ellinor+Catherine+Cunningham+van+Someren&pg=PA958
- ↑ (334–335).
{{cite journal}}
: Cite journal requires|journal=
(help); Missing or empty|title=
(help) - ↑ https://wrbu.si.edu/vectorspecies/mosquitoes/cx_vansomereni
- ↑ https://www.birdforum.net/threads/apalis-melanocephala-ellinorae-van-someren-1944.413270/