Mu nnimi z'Abantu, n'Oluganda mwe lugwa, mulimu ekiyitibwa embu z'amannya. Embu zonna ziri 23 naye amannya agali mu Luganda gagwa mu mbu 21 ku ezo 23. Awo nno tugamba nti Oluganda lulina embu z'amannya 21.

Omweso ogulaga embu z'amannya n'ebyokulabirako kyusa

Noun class number Ekyokulabirako
1(o)-mu- omuntu
2 (a)-ba- (a)bantu
3(o)-mu- (o)muti
4 (e)-mi- (e)miti
5 (e)-li- (e)riiso
6 (a)-ma- (a)amaaso
7 (e)-ki- (e)kitabo
8 (e)-bi- (e)bitabo
9 (e)-n- (e)mbuzi
10 (e)-n- (e)mbuzi
11 (o)lu- (o)olulimi
12 (a)-ka- (a)kaso
13 (o)-tu- (o)tulo
14 (o)-bu- (o)buugi
15 (o)-ku- (o)kugulu
16 wa- waggulu
17 ku kungulu
18 mu munda
19 -
20(o)gu ogusajja
21- -
22(a)ga agasajja
23 e

References kyusa

Ashton et al. (1954) Luganda Grammar. Great Britain: Longmans, Green and Company.