Emeere bugagga
EMMERE BUGAGGA
kyusaMubutufu emmere kintu kyamuwendo mumaka gaffe kubanga obulamu bwetaga ekyokulya kumpi Buli saawa era osobola obutanaba okumala omwezi mulamba nasigala nga mulamu naye tasobola Kumala naku nnya ngatalide nasigala tanaffa. Emmere kyekintu kyona ekiribwa omuntu oba ebisolo.Ekyewunyisa abantu abeebiti ebenjulo bonna Betagga okulya.okugeza Abasibe mumakomeera,abalwadde mumalwaliro,abayizi mu matendekero,abadugavu nabazungu Abasawo nabasomesa abakulembeze nebebakulembera abalala bangi.
EBIBALA MMERE
Bana Uganda banange ebibala mmere ekyo manyi nti mukimanyi bulungi nyo,mbasaba mubiwe ekitibwa. Ndaba bangi abatema emiti gyafene, emiyembe,jambula emiwafu nemirala mbu bafunemu Sente ezamangu ekintu kyendaba nga okulya egi okwesubya omuwula.lwaki? Singa omuti gwo ogwafene ogumu kwegyo gyolina obalirira sente eziyinza okugula bifene byona Ebiberako olubala[sizoni] kyangu nyo okuzula nti ogulekawo ngatogutemye nogulyangako nokutundako Buli lubala[sizoni] kisinga nyo nyo dala okugusanyawo olwebyoyagala ebitono tono ne welabira ebyetago ebyabuli kiseera kale kiyite buli mwaka. Bana Uganda banange tusaana tulengere wala kulwebiseera ebirungi maso.