Emily Nanziri, yazaalibwa ng'enaku z'omwezi 25, mu mwezi gw'ekuminoogumu, mu mwaka gwa 1987, nga munayuganda omudusi w'emisinde egy'akafubutuko, avuganya okusinga mu mita 400.[1] Yakiikirira eggwanga lye mu mpaka eziri mu lubu olumu ne Bungereza ez'emirundi esatu, okutandika n'ez'omwaka gwa 2010.

Empaka z'ensi yonna

kyusa
Representing   Yuganda
2008 African Championships Addis Ababa, Ethiopia 19th (h) 400 m 57.16
2009 Universiade Belgrade, Serbia 25th (h) 200 m 25.00
13th (sf) 400 m 55.41
2010 African Championships Nairobi, Kenya 11th (sf) 400 m 54.37
6th 4 × 400 m relay 3:41.24
Commonwealth Games Glasgow, United Kingdom 20th (sf) 400 m 54.94
8th (h) 4 × 400 m relay 3:39.301
2014 Commonwealth Games Glasgow, United Kingdom 40th (h) 400 m 59.02
2018 Commonwealth Games Gold Coast, Australia 17th (sf) 400 m 54.10
8th 4 × 400 m relay 3:35.03
2019 World Relays Yokohama, Japan 19th (h) 4 × 400 m relay 3:35.02
African Games Rabat, Morocco 30th (h) 200 m 24.66
3rd 4 × 400 m relay 3:32.25

Ygibwamu mu luzannya lw'akamalirizo

Bw'akoze ng'omuntu

kyusa

Wabweru mu kisaawe

  • Mita 200, edakiika 24.15 nga zaali mu kibuga ky'e Nairobi mu mwaka gwa 2011
  • Egya mita 400, nga yadukirawo edakiika 53.30 nga gino gyali mu Kampala mu mwaka gwa 2014
  • Emisinde gya minta 800 nga yadukirawo edakiika 2:09.71, nga gyali mu kibuga Kampala mu mwaka 2018
  1. Template:Iaaf namehttps://www.worldathletics.org/athletes/biographies?athcode=258650