Emiramwa emifaanagavu(Synonyms)
(i) Essomamalimiro = Ebyamalimiro (Agriculture)
"Emiramwa emifaanagavu" era kiyitibwa "ebigambo ebifaanagavu"(synonyms).Charles Muwanga akugamba nti gino gye gimu ku miramwa emifaanagavu gye wetaaga okumanya mu luganda olwa sayansi:
(ii) Essomakubumba =Ebyokubumba(Ceramics)
(iii)Essomabuziba =Ebyobuziba (Chemistry)
(iv) Essomabuzimbe = Ebyobuzimbe=Essomabutonde(Physics)
(v)Essomabibira=Ebyebibira(Forestry)
(vi)Essomabulimi=Ebyobulimi(Crop husbandry)
(vii)Essomabulunzi = Ebyobulunzi (Animal husbandry)
(viii)Essomabwengula=Ebyobwengula (Astronomy)
(ix)Essomabulamu=Ebyobulamu(Health education and services)
(x)Essomabiramu = Ebyebiramu(Biology)
(xi)Essomabibuuka = Ebyebibuuka (Aeronautics)
(xii) Essomamalagala=Ebyamalagala (Medical practice education and services)
(xiii) Essomansolo = Ebyensolo (Zoology)
(xiv)Essomabimera=Ebyebiimera (Botany)
(xv)Essomabimuli=Ebyebimuli (Floriculture/ Horticulture)
(xvi)Essomabusawo=Ebyobusawo
(xvii)Essomabujjanjabi=Ebyobujjanjabi
(xviii) Essomabyamikono=Ebyemikono
(xix)Essomabusomesa=Ebyobusomesa (Pedagogic/ teacher training)
(xx)Essomabyanfuna = Ebyenfuna (Economics)
(xxi) Essomabusuubuzi =Ebyobusuubuzi(Business Studies)