Emisengeko n'Enziring'anya ya namba (Patterns and sequencing of numbers)

IALI NGO was authorized by terminologist Charles Muwanga to post articles from his Luganda scientific works on Luganda Wikipedia for public consumption.

Emisengeko n’Enziring’anya y’ennamba
               (Patterns and Sequencing of Numbers)


Muno mulimu : 1. Okubala mu bibiri bibiri (Counting in 2s) nga wano :

                      0, 2, 	4,	6,  8,   10,   12,.....


2. Okubala mu bibinja bisatu bisatu (counting in threes) nga wano:

	Ekibinja 1 ekya 3 = 3
 	Ebibinja 2 ebya 3 = 3 + 3 = 6
  	Ebibinja 3 ebya 3 = 3 +3 +3 = 9
   	Ebibinja 4 ebya 3 = 3 + 3 + 3+3 = 12
    	Ebibinja 5 ebya 3 = 3 + 3 + 3 + 3 + 3 + 3 = 15
     	Ebibinja 6 ebya 3 = 3 + 3 + 3 + 3 + 3 + 3 = 18



3. Okubala mu bibinja ebya bisatu bisatu (counting in threes)


4.Okubala mu bibinja ebina bina (Counting in fours)

Ekibinja 1 ekya 4 =4

Ebibinja 2 ebya 4 = 4 + 4 =8

Ebibinja 3 ebya 4 = 4 +4 +4 =12


Ebibinja 4 ebya 4 = 4 + 4 + 4 + 4 =16

Enziring'anya ogisengeka bwoti :

4, 8, 12, ........

4. Okubala mu bibinja ebya taano taano (counting in fives)

Ekibinja 1 ekya 5 =5

Ebibinja 2 ebya 5 = 5 + 5 =10

Ebibinja 3 ebya 5 = 5 + 5 +5 =15

Ebibinja 4 ebya 5 = 5 + 5 + 5 + 5 =20

Osebgeka bwoti : 5, 10, 15,........

3. Okubala mu bibinja ebya kumi kumi (counting in fives)

Ekibinja 1 ekya 10=10

Ebibinja 2 ebya 10 = 10 + 10=20

Ebibinja 3 ebya10 = 10 + 10 + 10=30

Enziringanya eno ogisengeka bwoti 10, 20, 30,........