Emisuwa egizimba
==Emisuwa egizimba== Heamorrhoids Eno ndwadde, gy’emisuwa egizimba w’ofulumira awayita empitambi. Gzimba era giluma nnyo. Wewale emmere ekusiba olubuto nga cipusi chips, ebisusunku nga omugaati ogwa bulawuni, chapatti nebirala. Kozesa kisubi kya kyaayi ng’ofunnye obuzibu buno. <ref: poaceae ex gramneae/>