Template:S-start Template:S-rel Template:Succession box Template:End  Emmanuel Kiwanuka Nsubuga (5 November 1914 – 20 April 1991) yali musumba Uganda Catholic prelate eyaweereza nga Ssabalabirizi wa Kampala eyasooka okuva mu okuva1966 okutuuka 1990 era nga kalidinaali okuva mu 1976 okutuusalwe yafa.[1][2] Yali awakanya okutyoboola eddembe ly'obuntu mu bwannakyemalira bw'amagye obwa Idi Amin.[3]

Mu bufuzi bwa Amin, Nsubuga yayogera ku bikolwa bya gavumenti ebityoboola eddembe ly'obuntu.Yakubirizza n'abasosodooti n'ababikira mu ggwanga lyonna okusuza abantu abadduka okutugugunyizibwa amagyemu lutalo lw'omunda oluvanyuma olwaliwo mu kiseera kya Gavumenti ya of Milton Obote.

Yasikirwa mu 1990 nga Ssaabalabirizi wa Kampala Emmanuel Wamala, eyafuuka kalidinaali mu 1994.

  1. https://web.archive.org/web/20090624071410/http://www.klarchdiocese.org.ug/diocese.php
  2. https://query.nytimes.com/gst/fullpage.html?res=9D0CE5DF1F38F931A15757C0A967958260
  3. http://www.catholic-hierarchy.org/bishop/bnsubuga.html