Emmanuel Okwi
Emmanuel Arnold Okwi eyazaalibwa nga 25 Ogwekuminebiri mu 1992, munayuganda azannya omupiira gw'ensiimbi ng'ayita kuludda lwa kkono mu liigi yababinywera eya Misiri mu kiraabu ya Al Ittihad Alexandria Club ne ttiimu y'eggwanga lya Uganda.
Kiraabu z'abaddemu
kyusaOkwi yazannyirako mu kiraabu ya SC Villa ey'ekibinja kya babinywera ekya Uganda, nga tanaba kwegata ku Simba S.C ttiimu y'e Tanzania ku muwendo gwa 40,000 owa doola za ssente za Amerika.[1]
Mu mu 2013 Ogwolubereberye, ttiimu y'e Tunisia emannyikiddwa nga Étoile Sportive du Sahel yawa Okwi endagaano ku muwendo ogwatekawo lidi mu Tanzania ogwa doola za ssente za Amerika 300,000.[2] Wabula ttiimu yalemererwa okusasula ssente zino eri Simba S.C. Yeegyerezebwa abakakiiko ka FIFA akavunaanyizibwa ku bikwatagana n'abasambi mu 2013 Ogwekumineebiri ekyamuleetera okukomawo mu SC Villa[3], nga wadde bamutereeza oluvannyuma lw'emyezi ebbiri okusobola okuzannyira aba Young Africans S.C.,[4] nga wadde Simba S.C. yali ereetawo kiremya s protests.[5]
Okwi rejoined Simba S.C. in August 2014 under a six-month contract, explaining that Young Africans S.C. had terminated his contract by failing to pay the US$50,000 owed to him. Okwi refused to play the last five games of the 2013–14 season for Young Africans because of the payment controversy.[6] Young Africans vigorously protested the transfer to Simba S.C. and claimed that the contract was still in effect.[6] The Tanzania Football Federation rejected that claim in September 2014.
Mu 2015, Ogwomusanvu, kiraabu ya SønderjyskE Fodbold yawa Okwi endagaano ya myaaka etaano,[7] ng'afunye olukusa okuva mu kiraabu ya Simba S.C.,[8] teyali ey'okuwangaala okutuusa mu 2020.[9] Mu 2017 Ogwolubereberye, Okwi yakiriziganya okusazaamu endagaano eno. Yali yakateeba ggoolo ggoolo bbiri mu nzannya omukaaga.[10]
Nga yakava mu Denmark, Okwi ryaddamu okwegata ku kiraabu gyeyalimu eya SC Villa, kwetateekera omukono kunagaano ey'emyaka omukaaga. Yateeba ggoolo 10 mu mipiira gya liigi ya Uganda eya babinywera 13.[11]
Mu 2017 ogwoukaaga, Okwi yateeka omukono kundagaano ne kiraabu ya Simba S.C. omulundi ogw'okusatu mu by'emirimu gye, nga bakiriziganyiza endagaano ya myaka ebbiri.[11]
Mu 2019 Ogwomusanvu, oluvannyuma lw'okukakasa mu mpaka ezeetabibwamu amawanga g'okulukalo lwa Afrika eza 2019, Okwi yeegata ku liigi ya Misiri eyababinywera mu kiraabu ya Al Ittihad kundagaano ya myaka ebbiri.[12][13]
Ku mutendera gw'ensi yonna
kyusaOkwi yasooka okukiikirira Uganda ku daala ly'abakulu mu 2009. Yali wakubiri mu baasinga okuteeba mu mpaka ezeetabibwamu amawanga okuva mu buvanjuba ne mumasekati ga Afrika mu 2010, ng'ateebye ggoolo nnya mu mipiira etaano,[14] nga yasibagana n'omuzannyi enzaalwa za Rwanda Meddie Kagere ne kapiteeni waabwe Olivier Karekezi.[15]
Obulamu bwe
kyusaOkwi yakula yeegomba okubeera nga Thierry Henry, ng'era muwagizi wa Arsenal F.C. Okwi yazaalinwa mu maka agalimu ediini y'abakatuliki b'e Rooma, naye nga kumyaka emito, maama weyalokoka era n'akuza abaana bbe munzikiriza eyo.Okwi yawasa omuwala gweyali aludde naye nga baagalana Florence Nakalegga nga bombi balina omwaka omu.[16] Okwi yazannya omupiira ng'omulenzi omuto bweyali akyasomera ku St. Henry's College Kitovu.[17]
Ebibalo gy'abadde azannyira
kyusaKu mutendera gw'ensi yonna
kyusaTtiimu y'eggwanga | Omwaka | Emirundi gy'azannye | Ggoolo z'ateebye |
---|---|---|---|
Uganda | 2009 | 7 | 1 |
2010 | 6 | 4 | |
2011 | 6 | 5 | |
2012 | 12 | 3 | |
2013 | 10 | 5 | |
2014 | 5 | 0 | |
2015 | 0 | 0 | |
2016 | 6 | 0 | |
2017 | 8 | 1 | |
2018 | 8 | 2 | |
2019 | 11 | 5 | |
2020 | 2 | 0 | |
2021 | 6 | 0 | |
2022 | 4 | 2 | |
2023 | 4 | 0 | |
Omugatte | 95 | 28 |
- Ggoolo z'ateebye n'olukalala lwa ggoolo z'ateebedde Uganda, olunyiriri olusooka lulaga buli ggoolo Okwi gy'ateebye.
Namba | Enaku z'omwezi | Ekifo | Gwebaali bazannya | Ggoolo ezaateebwa | Engeri gyegwagwaamu | Competition |
---|---|---|---|---|---|---|
1 | Nga 13, Ogwekumineebiri mu 2009 | Nyayo National Stadium, Nairobi, Kenya | Rwanda | 2–0 | 2–0 | 2009 CECAFA Cup |
2 | Nga 2, Ogwekumineebiri mu 2010 | Benjamin Mkapa National Stadium, Dar es Salaam, Tanzania | Malawi | 1–1 | 1–1 | 2010 CECAFA Cup |
3 | Nga 5, Ogwekumineebiri mu 2010 | Benjamin Mkapa National Stadium, Dar es Salaam, Tanzania | Kenya | 1–0 | 2–1 | 2010 CECAFA Cup |
4 | Nga 8 Ogwekumineebiri mu 2010 | Benjamin Mkapa National Stadium, Dar es Salaam, Tanzania | Zanzibar | 2–1 | 2–2 | 2010 CECAFA Cup |
5 | Nga 12 Ogwekumineebiri mu 2010 | Benjamin Mkapa National Stadium, Dar es Salaam, Tanzania | Ethiopia | 2–2 | 4–3 | 2010 CECAFA Cup |
6 | Nga 28 Ogwekuminoogumu mu 2011 | Chamazi Stadium, Dar es Salaam, Tanzania | Somalia | 2–0 | 4–0 | 2011 CECAFA Cup |
7 | 3–0 | |||||
8 | 4–0 | |||||
9 | Nga 8, Ogwekumineebiri mu 2011 | Benjamin Mkapa National Stadium, Dar es Salaam, Tanzania | Tanzania | 2–1 | 3–1 | 2011 CECAFA Cup |
10 | Nga 10, Ogwekumineebiri mu 2011 | Benjamin Mkapa National Stadium, Dar es Salaam, Tanzania | Rwanda | 2–2 | 2–2 | 2011 CECAFA Cup |
11 | Nga 3, Ogwomukaaga mu 2012 | Estádio 11 de Novembro, Luanda, Angola | Angola | 1–1 | 1–1 | 2014 FIFA World Cup qualification |
12 | Nga 16, Ogwomukaaga mu 2012 | Mandela National Stadium, Kampala, Uganda | Congo | 4–0 | 4–0 | 2013 Africa Cup of Nations qualification |
13 | Nga 6, Ogwekumineebiri mu 2012 | Mandela National Stadium, Kampala, Uganda | Tanzania | 1–0 | 3–0 | 2012 CECAFA Cup |
14 | Nga 15 Ogwomukaaga mu 2013 | Mandela National Stadium, Kampala, Uganda | Angola | 1–1 | 2–1 | 2014 FIFA World Cup qualification |
15 | Nga 31 Ogwomunaana mu 2013 | Botswana National Stadium, Gaborone, Botswana | Botswana | 1–0 | 3–1 | Friendly |
16 | 2–0 | |||||
17 | Nga 2, Ogwekumineebiri mu 2013 | Nairobi City Stadium, Nairobi, Kenya | Eritrea | 1–0 | 3–0 | 2013 CECAFA Cup |
18 | 3–0 | |||||
19 | Nga 31, Ogwomunaana mu 2017 | Mandela National Stadium, Kampala, Uganda | Egypt | 1–0 | 1–0 | 2018 FIFA World Cup qualification |
20 | Nga 13 Ogwekumi mu 2018 | Mandela National Stadium, Kampala, Uganda | Lesotho | 1–0 | 3–0 | 2019 Africa Cup of Nations qualification |
21 | 3–0 | |||||
22 | Nga 22 Ogwomukaaga mu 2019 | Cairo International Stadium, Cairo, Egypt | DR Congo | 2–0 | 2–0 | 2019 Africa Cup of Nations |
23 | Nga 26 Ogwomukaaga mu 2019 | Cairo International Stadium, Cairo, Egypt | Zimbabwe | 1–0 | 1–1 | 2019 Africa Cup of Nations |
24 | Nga 8 Ogwomwenda mu 2019 | Moi International Sports Centre, Nairobi, Kenya | Kenya | 1–0 | 1–1 | Friendly |
25 | Nga 13 Ogwekumi mu 2019 | Bahir Dar Stadium, Bahir Dar, Ethiopia | Ethiopia | 1–0 | 1–0 | Friendly |
26 | Nga 17, Ogwekuminoogumu mu 2019 | Mandela National Stadium, Kampala, Uganda | Malawi | 1–0 | 2–0 | 2021 Africa Cup of Nations qualification |
27 | Nga 25, Ogwokusatu mu 2022 | Markaziy Stadium, Namangan, Uzbekistan | Tajikistan | 1–0 | 1–1 | 2022 Nowruz Cup |
28 | Nga 29, Ogwokusatu mu 2022 | Markaziy Stadium, Namangan, Uzbekistan | Uzbekistan | 2–4 | 2–4 | 2022 Nowruz Cup |
Ebijuliziddwamu
kyusa- ↑ https://web.archive.org/web/20120623091057/http://kawowo.com/index.php/football/1492-emma-okwi-to-tranfer-to-south-africa.html
- ↑ http://www.supersport.com/football/tanzania/news/130116/Okwi_Joins_Etoile_Du_Sahel
- ↑ http://www.newvision.co.ug/mobile/Detail.aspx?NewsID=648729&CatID=5
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-12-12. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-12-12. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ 6.0 6.1 Cite error: Invalid
<ref>
tag; no text was provided for refs namedPlug
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2015-07-11. Retrieved 2023-07-13.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-03-06. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ http://www.soenderjyske.dk/
- ↑ https://www.bold.dk/fodbold/nyheder/soenderjyske-ophaever-med-okwi/
- ↑ 11.0 11.1 Ssenoga, Shafik (26 June 2017). "Emmanuel Okwi joins Simba". New Vision. Retrieved 16 July 2019.
- ↑ http://english.ahram.org.eg/NewsContent/6/51/342051/Sports/Egyptian-Football/Egypts-Ittihad-of-Alexandria-sign-Uganda-striker-O.aspx
- ↑ http://english.ahram.org.eg/NewsContent/6/51/342051/Sports/Egyptian-Football/Egypts-Ittihad-of-Alexandria-sign-Uganda-striker-O.aspx
- ↑ Mubiru, Abdallah (13 December 2010). "Tanzania are CECAFA champions". New Vision. Uganda. Archived from the original on 16 December 2010. Retrieved 5 April 2011.
- ↑ Mugabe, Bonnie (11 December 2011). "Third time unlucky". The New Times. Rwanda. Archived from the original on 3 December 2013. Retrieved 2 December 2013.
- ↑ Flint, Liam (12 March 2017). "Ugandan striker, Emmanuel Okwi: "People thought I have this mohawk because I use witchcraft"". Cross The Line. Archived from the original on 16 May 2017. Retrieved 7 June 2017.
- ↑ https://kawowo.com/2019/07/10/uganda-cranes-top-scorer-at-afcon-2019-okwi-in-advanced-talks-with-top-tier-united-arab-emirates-club/
- ↑ Template:NFT
Ewalala w'oyinza okubigya
kyusa- Emmanuel Okwi ku mukutu gwa National-Football-Teams.com