Emmanvu (fishing boat) Abavubi wamu n'abalunnyanja abalala basaabalira(ekikolwa ekyokutambulira ku mazzi omuganda akiyita kusaabala) ku maato okusubola okusomoka amazzi okuva ku luuyi olumu okudda ku lulala. Amaato agamu gabajjibwa mu miti, amalala gabeera gabajjiddwa mu ngeri ya kizungu. Waliwo ate nagabajjibwa mu muti ogumu nga munene. Eryato ery’okumazzi eribajjibwa mu muti ogumu nga munene lino lyo lye liyitibwa EMMANVU Bino bimu ku bigambo by’Oluganda ebikusiike

emmanvu