==Empaanyi== dragon tree Empaanyi zikulamu nga ebibowabowa, ebikoola by’empaanyi bikula nga biviira ddala ku nduli kwennyini. Empaanyi zikozesebwa nga enkomera z’amakka, ate era n’okwawula ebibanja. Ebikoola by’empaanyi bikozesebwa mu kwambulula abalwadde.

empaanyi
<ref:dracaena fragrana/>