Empakiso (Sperm)
Gakuweebwa Charles Muwanga !! Tubadde tukozesa ekigambo "amazzi"(water) okutegeeza "sperm". Naye kati ,ngatugoberera ekiva mu kikazi n'ekisajja okwegatta ,tuzimbye omulamwa "empakiso".
Empakiso(sperms) kitegeeza obutaffaali obusobozesa ekikazi okuwaka.Empakiso era oyinza okukiyita "enkwanso:. Weetegereze:
(i) "Enkwanso" si kye kimu n'enkwaso(chemical bond).
(ii) Enkwaso (Chemical bond)
(iii)Empakiso=Enkwanso(Sperms)
(iv) Obuwakiso (Pollen)
(v)Empugiso (Semen).Empugiso ge mazzi empakiso mwe ziwugira okutuuka ku ggi ly'ekikazi okuliwakisa.