Gakuweebwa Charles Muwanga !! Enjuziso era eba Ensaziso (Wedge)nga eno eba nnyanguyiriozi eyuza oba esala mu kintu, yadde empewo oba amayengo g'amazzi egayuza oba egasala ne kiyamba ekidduka okwejjawo amangu.

WOODEN WEDGE

Mu ensazizo (wedge) omugendo ogwakiddamaaso (forward movement) gufuulibwa omugendo ogwabuluza (parting movement), oguba kapendikyula ku safeesi y’olubalama. Zipu eba mugattiko gwa nsaziso bbiri eza wansi ogusiba n’ensaziso eyawaggulu mu kusumulula.