Enkubise
(Oleetedwa wano okuva ku Enkubise (Multiples))
Okusinziira ku Muwanga , ekitondeko (product) kiba n'obuzimbe bwe buti:
a x b=ab
Mu mweyoreko ogwo, "a" ne "b" z'enkubisa ate "ekitondeko"(product) ye "enkubise"(multiple). Okiraba nti mu mweyoleko 2 x 3 = 6 , 2 ne 3 z'enkubisa ate 6 y'enkubise (Multiple).
Kati nno tuyinza okwogera ku "Enkubise Eyawamu Esembayo"=ENKEESE(Lowest Common Multiple=LCM