Ennyanja Mwitanzige
Ennyanja Mwitanzige, mu lungereeza, Albert and formerly Lake Mobutu Sese Seko, eri nnyanja esangibwa Yuganda ne Democratic Republic ya Congo. Mu Africa, Mwitanzige ye nnyanja ey'omusanvu mubunene mu Africa, era ne mu Uganda, yey'okubiri mubunene mu Nnyanja enkulu eza Uganda.[1]
Lake Mwitanzige | |
---|---|
Emugga enkulu eziyingira | Victoria Nile, Emugga Semliki |
Emugga enkulu ezivaamu | Albert Nile |
Ensi | Democratic Republic of Congo, Uganda |
Max. length | kilomita 160 |
Max. width | kilomita 30 |
Olubangirizi | 5300km2 |
Average depth | mita 25 |
Max. depth | mita 51 |
Water volume | 132km3[1] |
Surface elevation | mita 615 |
Ensula | Butiaba, Pakwach |
References | [1] |
Gyiyograffe
kyusaMwitanzige esangibwa mu makati ga ssemazinga ya Africa, ku nsalo ya Yuganda ne Democratic Republic ya Congo.