Ennyanja Nshenyi nnyanja ya Uganda ey'okulusozi oluwanda omuliro esangibwa mu Buggwanjuba bwa Uganda, mu Disitulikiti y'e Rubirizi. Obuwanvu bw'enyanja eno ku lusozi gyeli buli mita 1006.[1] Ennyanja eno ly'ekkungaanyizo ly'ebinyonyi ekika kya Flamingos ebya senguka okuva ku Nnyanja Nakuru mu Kenya.[2][3][4]

Endagiriro w'esangibwa

kyusa

Ennyanja Nshenyi esangibwa mu Disitulikiti y'e Rubirizi ku Latitude 0.1500° S, ne Longitude 30.1667° E.[5]

Ebijuliziddwamu

kyusa