Ennyanja Nyaguo
Lake Nyaguo nyanja esangibwa mu Uganda mu Disitulikiti y'e Pallisa esangibwa mu Buvanjuba bwa Uganda. Y'emu ku nyanja ezifuna amazi okuva ku miga egyekutudde ku lake Kyoga basin.[1][2] Lake Nyaguo kitundu ekikuumibwa ng'emirimu egimu ng'okuvuba eby'enyanja okuva mu nyanja eno tekikkirizibwa.[3][4][5] Obuwanvu bw'ayo buteberezebwa okubeera mita 1043.[6] Enyanja eno elimu eby'enyanja eby'enjawulo saako n'ebinyonyi eby'enjawulo ebikuunganirawo.[7]
W'esangibwa
kyusaLake Nyaguo esangibwa mu Disitulikiti y'e Pallisa mu Buvanjuba bwa Uganda ku Latitude 1° 19' 29" N ne Longitude 33° 43' 22" E. [8][9]
Laba na bino
kyusaEbijuliziddwamu
kyusa- ↑ https://ug.geoview.info/lake_nyaguo,227526
- ↑ https://freshwaterbiodiversity.go.ug/water_body/?name=Lake%20Nyaguo
- ↑ https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/pallisa-ngora-leaders-suspend-fishing-on-lake-nyaguo-over-fishing-gear-1798766
- ↑ https://www.rainforesttrust.org/urgent-projects/safeguarding-a-global-freshwater-fish-hotspot/
- ↑ https://fishbrain.com/fishing-waters/Gr5ovx88/lake-nyaguo
- ↑ https://ug.geoview.info/lake_nyaguo,227526
- ↑ https://www.rainforesttrust.org/urgent-projects/safeguarding-a-global-freshwater-fish-hotspot/
- ↑ https://www.getamap.net/maps/uganda/pallisa/_nyaguo_lake/
- ↑ http://m.myfishmaps.com/intl-fishing-maps/Uganda/fishing-Water_Locations/Lake/Pallisa/Lake_Nyaguo/