Mu Kitabo kye "Luganda Mathwords: An etymological handbook for mathematical terms in Luganda" , Charles Muwanga agamba nti edda ng'omuntu bw'aba agenda ku lugendo oluwanvu , nga bamusibirira ettu erinamuyamba ng'afunye obwetaafu mu kkubo oba eyo gy'agenda.

An advertisement for a fire insurance company Norwich Union, showing the amount of assets in coverage and paid insurance (1910)

Ne mu bulamu tuli mu lugendo olwetaagisa okutusibirira nga twetegekera ebigwa bitalaze mu mbeera nga :

(a) Obulwadde

(b) Emirimu

(c)Obulamu okufuna okulwala oba okufa

(d) Obubenje ku nguudo , omuliro ,

(e)Okusoma kw'abaana

N'olwekyo omuntu ng'asobodde yanibadde asibiorira olugendo lw'alimu mu bulamu mu nkola eyitibwa "ensibiriro"(Insurance)nga akola:

(i) Ensibiriro y'Obulamu (Life insurance oba life assurance)

(ii)Ensibiriro y'byobugagga (Property insurance)

(iii) Ensibiriro y'okusoma kw'abaana(Education insurance)

Okunokoolayo ebimu.