Ente ez'amata zisobola bulungi okulundibwa mu buli maka mu kyalo mu Uganda. Kasita omuntu afuna ente naddala ez'ekika kya Fresian, bweba erabiriddwa bulungi, esobola okuvaamu liita ana (40) buli lunaku!!